Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OLUYIMBA 77

Ekitangaala mu Nsi ey’Ekizikiza

Ekitangaala mu Nsi ey’Ekizikiza

(2 Abakkolinso 4:6)

  1. 1. Mu nnaku zino enzibu

    Ez’ekizikiza,

    Waliwo ekitangaala

    Ekyakaayakana.

    (CHORUS)

    Obubaka bwaffe

    Buling’e kitangaala;

    Bulimu essuubi.

    ’Kiseera kituuse

    Enzikiza ebe nga

    Tekyaliwo.

  2. 2. Kiseera kya kuzuukusa

    Abo abeebase.

    Tugumya; tubudaabuda

    Bonna ’bali ng’abo.

    (CHORUS)

    Obubaka bwaffe

    Buling’e kitangaala;

    Bulimu essuubi.

    ’Kiseera kituuse

    Enzikiza ebe nga

    Tekyaliwo.