Buuka ogende ku bubaka obulimu

Wa We Tusobola Okufuna eby’Okuddamu mu Bibuuzo Ebikulu Ennyo mu Bulamu?

Wa We Tusobola Okufuna eby’Okuddamu mu Bibuuzo Ebikulu Ennyo mu Bulamu?

Tusobola kubifuna . . .

  • mu bannasayansi?

  • mu bawi b’amagezi?

  • mu Bayibuli?

OMUWANDIISI OMU OWA BAYIBULI YASABA KATONDA NTI

“Mpa okutegeera . . . Amazima gwe mulamwa gw’ekigambo kyo.”​—Zabbuli 119:144, 160, Enkyusa ey’Ensi Empya.

Abantu bukadde na bukadde bafunye eby’okuddamu okuva mu Bayibuli.

Naawe wandyagadde okufuna eby’okuddamu?

Omukutu gwa Intaneeti, jw.org, gusobola okukuyamba.

KU BIBUUZO BINO, KIRUWA KY’OSINGA OKWEBUUZA?