Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ezera

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10

Ebirimu

  • 1

    • Kabaka Kuulo awa ekiragiro okuddamu okuzimba yeekaalu (1-4)

    • Abali mu buwaŋŋanguse bateekateeka okuva e Babulooni (5-11)

  • 2

    • Amannya g’abo abaakomawo okuva mu buwaŋŋanguse (1-67)

      • Abaweereza b’oku yeekaalu (43-54)

      • Abaana b’abaweereza ba Sulemaani (55-57)

    • Ebiweebwayo ebya kyeyagalire ku lwa yeekaalu (68-70)

  • 3

    • Ekyoto kiddamu okuzimbibwa era ssaddaaka ziweebwayo (1-7)

    • Okuddamu okuzimba yeekaalu kutandika (8, 9)

    • Omusingi gwa yeekaalu guzimbibwa (10-13)

  • 4

    • Okuziyiza omulimu gw’okuzimba yeekaalu (1-6)

    • Abalabe baweereza okwemulugunya kwabwe eri Kabaka Alutagizerugiizi (7-16)

    • Alutagizerugiizi abaddamu (17-22)

    • Okuzimba yeekaalu kuyimirizibwamu (23, 24)

  • 5

    • Abayudaaya baddamu okuzimba yeekaalu (1-5)

    • Ebbaluwa Tattenayi gy’awandiikira Kabaka Daliyo (6-17)

  • 6

    • Daliyo anoonyereza era awa ekiragiro (1-12)

    • Yeekaalu emalirizibwa era etongozebwa (13-18)

    • Okukwata embaga ey’Okuyitako (19-22)

  • 7

    • Ezera agenda e Yerusaalemi (1-10)

    • Ebbaluwa Alutagizerugiizi gy’awandiikira Ezera (11-26)

    • Ezera atendereza Yakuwa (27, 28)

  • 8

    • Amannya g’abo abaakomawo ne Ezera (1-14)

    • Okweteekerateekera olugendo (15-30)

    • Okusimbula e Babulooni; okutuuka e Yerusaalemi (31-36)

  • 9

    • Abayisirayiri bafumbiriganwa n’ab’amawanga (1-4)

    • Essaala ya Ezera ey’okwatula ebibi (5-15)

  • 10

    • Endagaano y’okugoba abakazi abagwira (1-14)

    • Abakazi abagwira bagobebwa (15-44)