Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Amosi

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9

Ebirimu

  • 1

    • Amosi afuna obubaka okuva eri Yakuwa (1, 2)

    • Emisango gisalibwa olw’okujeema okw’omuddiriŋŋanwa (3-15)

  • 2

    • Emisango gisalibwa olw’okujeema okw’omuddiriŋŋanwa (1-16)

  • 3

    • Okulangirira omusango Katonda gw’asaze (1-8)

      • Katonda abuulira abaweereza be ekyama kye (7)

    • Obubaka obw’omusango obukwata ku Samaliya (9-15)

  • 4

    • Obubaka obw’omusango eri ente z’e Basani (1-3)

    • Yakuwa akudaalira Isirayiri olw’okusinza okw’obulimba (4, 5)

    • Isirayiri egaana okukangavvulwa (6-13)

      • “Weeteeketeeke okusisinkana Katonda wo” (12)

      • ‘Katonda by’alowooza abibuulira omuntu’ (13)

  • 5

    • Isirayiri eringa omuwala embeerera agudde (1-3)

    • Munoonye Katonda musigale nga muli balamu (4-17)

      • Mukyawe ebibi, mwagale ebirungi (15)

    • Olunaku lwa Yakuwa, lunaku kwa kizikiza (18-27)

      • Ssaddaaka za Isirayiri zigaanibwa (22)

  • 6

    • Zibasanze abo abatalina kye beeraliikirira! (1-14)

      • Ebitanda eby’amasanga; ebbakuli z’omwenge (4, 6)

  • 7

    • Okwolesebwa okulaga nti enkomerero ya Isirayiri eri kumpi (1-9)

      • Enzige (1-3), omuliro (4-6), bbirigi (7-9)

    • Amosi agambibwa okulekera awo okulagula (10-17)

  • 8

    • Okwolesebwa okw’ekisero ky’ebibala eby’omu kiseera eky’omusana (1-3)

    • Abalinnyirira abalala bavumirirwa (4-14)

      • Enjala ey’eby’omwoyo (11)

  • 9

    • Tewali alisumattuka musango Katonda gw’asaze (1-10)

    • Ensiisira ya Dawudi ya kuyimusibwa (11-15)