Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ebikolwa

Essuula

Ebirimu

  • 1

    • Obubaka eri Tewofiro (1-5)

    • Ba kuwa obujulirwa okutuuka ensi gy’ekoma (6-8)

    • Yesu ayambuka mu ggulu (9-11)

    • Abayigirizwa bakuŋŋaana nga bali bumu (12-14)

    • Matiya alondebwa okudda mu kifo kya Yuda (15-26)

  • 2

    • Omwoyo omutukuvu ku lunaku lwa Pentekooti (1-13)

    • Peetero ayogera eri abantu (14-36)

    • Ebigambo bya Peetero bikwata ku bantu bangi (37-41)

      • Abantu 3,000 babatizibwa (41)

    • Abakristaayo bassa kimu (42-47)

  • 3

    • Peetero awonya omulema (1-10)

    • Peetero ayogera eri abantu mu Lukuubo lwa Sulemaani (11-26)

      • ‘Okuzza obuggya ebintu byonna’ (21)

      • Nnabbi alinga Musa (22)

  • 4

    • Peetero ne Yokaana bakwatibwa (1-4)

      • Abakkiriza kati bali abasajja 5,000 (4)

    • Bawozesebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (5-22)

      • “Tetuyinza kulekera awo kwogera” (20)

    • Abayigirizwa basaba okufuna obuvumu (23-31)

    • Abayigirizwa bagabana ebintu byabwe (32-37)

  • 5

    • Ananiya ne Safira (1-11)

    • Abatume bakola obubonero bungi (12-16)

    • Basibibwa oluvannyuma ne bateebwa (17-21a)

    • Baddamu okutwalibwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (21b-32)

      • ‘Okugondera Katonda so si abantu’ (29)

    • Ekiteeso kya Gamalyeri (33-40)

    • Okubuulira nnyumba ku nnyumba (41, 42)

  • 6

    • Abasajja musanvu balondebwa okuweereza (1-7)

    • Siteefano avunaanibwa ogw’okuvvoola (8-15)

  • 7

    • Siteefano ayogera eri Olukiiko Olukulu (1-53)

      • Ayogera ku basajja ab’edda (2-16)

      • Obukulembeze bwa Musa; Isirayiri esinza ebifaananyi (17-43)

      • Katonda tabeera mu nnyumba zizimbibwa bantu (44-50)

    • Siteefano akubwa amayinja ((54-60)

  • 8

    • Sawulo ayigganya Abakristaayo (1-3)

    • Bangi bawuliriza Firipo ng’abuulira mu Samaliya (4-13)

    • Peetero ne Yokaana batumibwa e Samaliya (14-17)

    • Simooni agezaako okugula omwoyo omutukuvu (18-25)

    • Omwesiyopiya omulaawe (26-40)

  • 9

    • Sawulo ng’agenda e Ddamasiko (1-9)

    • Ananiya atumibwa eri Sawulo (10-19a)

    • Sawulo abuulira ebikwata ku Yesu mu Ddamasiko (19b-25)

    • Sawulo agenda e Yerusaalemi (26-31)

    • Peetero awonya Ayineya (32-35)

    • Doluka eyali omugabi azuukizibwa (36-43)

  • 10

    • Koluneeriyo afuna okwolesebwa (1-8)

    • Peetero afuna okwolesebwa n’alaba ensolo ezifuuse ennongoofu (9-16)

    • Peetero akyalira Koluneeriyo (17-33)

    • Peetero abuulira Ab’amawanga amawulire amalungi (34-43)

      • “Katonda tasosola” (34, 35)

    • Ab’amawanga bafuna omwoyo omutukuvu era babatizibwa (44-48)

  • 11

    • Peetero abuulira abatume ebyali bibaddewo (1-18)

    • Balunabba ne Sawulo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (19-26)

      • Abayigirizwa bayitibwa Abakristaayo (26)

    • Agabo alagula nti wagenda kubaawo enjala (27-30)

  • 12

    • Yakobo attibwa; Peetero asibibwa mu kkomera (1-5)

    • Peetero aggibwa mu kkomera mu ngeri ey’eky’amagero (6-19)

    • Malayika alwaza Kerode (20-25)

  • 13

    • Balunabba ne Sawulo bafuulibwa abaminsani (1-3)

    • Okubuulira e Kupulo (4-12)

    • Pawulo ayogera mu Antiyokiya eky’omu Pisidiya (13-41)

    • Ab’amawanga babuulirwa nga bwe kyalagulwa (42-52)

  • 14

    • Okweyongerayongera n’okuyigganyizibwa mu Ikoniyo (1-7)

    • Batwalibwa okuba bakatonda mu Lusitula (8-18)

    • Pawulo akubwa amayinja n’abulako katono okufa (19, 20)

    • Bazzaamu ebibiina amaanyi (21-23)

    • Baddayo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (24-28)

  • 15

    • Okuwakana mu Antiyokiya ku bikwata ku kukomolebwa (1, 2)

    • Bagenda e Yerusaalemi okwebuuza (3-5)

    • Abakadde n’abatume bakuŋŋaana (6-21)

    • Ebbaluwa okuva eri akakiiko akafuzi (22-29)

    • Ebbaluwa ezzaamu ebibiina amaanyi (30-35)

    • Pawulo ne Balunabba baawukana (36-41)

  • 16

    • Pawulo alonda Timoseewo (1-5)

    • Okwolesebwa okukwata ku musajja ow’e Masedoniya (6-10)

    • Liidiya ow’e Firipi afuuka Omukristaayo (11-15)

    • Pawulo ne Siira basibibwa mu kkomera ((16-24)

    • Omukuumi w’ekkomera n’ab’ennyumba ye babatizibwa (25-34)

    • Pawulo asaba ab’obuyinza bamwetondere (35-40)

  • 17

    • Pawulo ne Siira mu Ssessalonika (1-9)

    • Pawulo ne Siira e Beroya (10-15)

    • Pawulo mu Asene (16-22a)

    • Pawulo ayogera eri abantu ng’ali mu Aleyopaago (22b-34)

  • 18

    • Obuweereza bwa Pawulo mu Kkolinso (1-17)

    • Pawulo akomawo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (18-22)

    • Pawulo agenda e Ggalatiya n’e Fulugiya (23)

    • Apolo ayambibwa (24-28)

  • 19

    • Pawulo mu Efeso; abamu baddamu okubatizibwa (1-7)

    • Okuyigiriza kwa Pawulo (8-10)

    • Abakola eby’obufumu bakkiriza amazima (11-20)

    • Akakyankalano mu Efeso (21-41)

  • 20

    • Pawulo ng’ali mu Masedoniya ne mu Buyonaani (1-6)

    • Yutuko azuukizibwa mu Tulowa (7-12)

    • Pawulo ava e Tulowa n’agenda e Mireeto (13-16)

    • Pawulo asisinkana abakadde b’omu Efeso (17-38)

      • Okuyigiriza nnyumba ku nnyumba (20)

      • “Okugaba kulimu essanyu” (35)

  • 21

    • Pawulo agenda e Yerusaalemi (1-14)

    • Atuuka e Yerusaalemi (15-19)

    • Pawulo akolera ku magezi g’abakadde (20-26)

    • Akakyankalano mu yeekaalu; Pawulo akwatibwa (27-36)

    • Pawulo akkirizibwa okwogera eri abantu (37-40)

  • 22

    • Pawulo yeewozaako mu maaso g’abantu (1-21)

    • Pawulo akozesa enkizo y’okuba omutuuze (22-29)

    • Olukiiko Olukulu lutuula (30)

  • 23

    • Pawulo ayogera eri Olukiiko Olukulu (1-10)

    • Mukama waffe azzaamu Pawulo amaanyi (11)

    • Olukwe olw’okutta Pawulo (12-22)

    • Pawulo atwalibwa e Kayisaliya (23-35)

  • 24

    • Ebivunaanibwa Pawulo (1-9)

    • Pawulo yeewozaako mu maaso ga Ferikisi (10-21)

    • Okuwulira omusango gwa Pawulo kwongezebwayo emyaka ebiri (22-27)

  • 25

    • Pawulo awozesebwa mu maaso ga Fesuto (1-12)

      • “Njulira Kayisaali!” (11)

    • Fesuto yeebuuza ku Kabaka Agulipa (13-22)

    • Pawulo ng’ali mu maaso ga Agulipa (23-27)

  • 26

    • Pawulo yeewozaako mu maaso ga Agulipa (1-11)

    • Pawulo annyonnyola engeri gye yakyukamu (12-23)

    • Fesuto ne Agulipa bye baayogera (24-32)

  • 27

    • Pawulo asaabala okugenda e Rooma (1-12)

    • Omuyaga gukuba ekyombo (13-38)

    • Ekyombo kimenyekamenyeka (39-44)

  • 28

    • Ku kizinga ky’e Maluta (1-6)

    • Kitaawe wa Pubuliyo awonyezebwa (7-10)

    • Beeyongerayo e Rooma (11-16)

    • Pawulo ayogera eri Abayudaaya mu Rooma (17-29)

    • Pawulo abuulira n’obuvumu okumala emyaka ebiri (30, 31)