Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Nkuyimbira olw’Emirimu Gyo

Nkuyimbira olw’Emirimu Gyo

Wanula:

  1. 1. Mpulira ebinyonyi ebiyimba.

    Era ndaba ng’emmunyeenye tezikyaliwo.

    Enjuba bw’evaayo n’emulisa,

    Buli kimu kibeera mu kitangaala.

    (PRE-CHORUS)

    Nkutendereza, Katonda wange.

    Emirimu gyo gyewuunyisa. Ngitunuulira,

    Ne nkiraba nty’o twagala nnyo.

    (CHORUS)

    Ka nkuyimbire ’lw’emirimu gyo.

    Ka nkuyimbire ’lw’emirimu gyo.

    Mirimu gyo.

  2. 2. ’Bitonde byo byonna byewuunyisa;

    Emisana n’ekiro bikuweese ’ttendo.

    Ebiramu byonna ebiri ku nsi

    Bikutendereze; bikuyimbire.

    (PRE-CHORUS)

    Nkutendereza, Katonda wange.

    Emirimu gyo gyewuunyisa. Ngitunuulira

    Ne nkiraba nty’o twagala nnyo.

    (CHORUS)

    Ka nkuyimbire ’lw’emirimu gyo.

    Ka nkuyimbire ’lw’emirimu gyo.

    Mirimu gyo.

    (BRIDGE)

    Bingi nnyo bye tulabako kati;

    Tujja kuyig’e birala bingi nnyo mu maaso

    (PRE-CHORUS)

    Nkutendereza, Katonda wange.

    Emirimu gyo gyewuunyisa. Ngitunuulira

    Ne nkiraba nty’o twagala nnyo.

    (CHORUS)

    Ka nkuyimbire ’lw’emirimu gyo.

    Ka nkuyimbire ’lw’emirimu gyo.

    Ka nkuyimbire olw’e—mirimu gyo.

    Ka nkuyimbire olw’e—mirimu gyo.

    Ka nkuyimbire olw’e—mirimu gyo.

    Mirimu gyo.