Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okwagalana ng’Ab’Oluganda

Okwagalana ng’Ab’Oluganda

Wanula:

  1. 1. Buli gy’ogenda wabaayo abantu.

    Abakwagala era abaagala Yakuwa.

    Owulira.

    Bulungi,

    Bw’obeera nabo—

    Bakwagala.

  2. 2. Ab’oluganda ne bannyinaffe

    Bakoppa Yakuwa ne bafuba nnyo

    Okulaga

    Okwagala

    ’Kwa nnamaddala—

    Bakwagala.

    (CHORUS)

    Kitaffe atufaako nnyo—

    Ffenna atwagala.

  3. 3. Oluganda lwaffe lwa nsi yonna.

    Yonna gye tubeera tufun’o buyambi

    Okuva

    Mu bantu abatufaak’e nnyo—

    Batwagala.

    (CHORUS)

    Kitaffe atufaako nnyo—

    Ffenna atwagala.

    (BRIDGE)

    Ebizibu bye tufuna

    Mu nsi eno bitunyiga.

    Naye kya ssanyu okubeera

    Ne Yakuwa n’abantu be.

  4. 4. Yesu Kristo yatulag’e ngeri

    Ey’okwagalana nga ab’oluganda.

    Nga kya ssanyu

    Okubeera mu b’oluganda—

    Bakwagala.

    Bakwagala.