Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Buliba Buti

Buliba Buti

Wanula:

  1. 1. ’Bulamu bwaffe si bwangu.

    Embeer’e ’tunyigiriza.

    Nter’o kkuba ’kafaananyi

    Bwe kiriba mu nsi empya.

    (CHORUS)

    Buliba buti ng’ennaku e’komye,

    Nga ffenna tuli bulungi ddala.

    Buliba buti nga bwe tuzuukuka,

    Tetuba na kitweraliikiriza kyonna.

  2. 2. Wadde nze kati ndi kiggala,

    N’amaaso nga gayimbadde.

    Gye bujja nja kuwulira;

    Era ndabe ’bintu byonna.

    (CHORUS)

    Buliba buti ng’ennaku e’komye,

    Nga ffenna tuli bulungi ddala.

    Buliba buti nga bwe tuzuukuka,

    Tetuba na kitweraliikiriza kyonna

    (BRIDGE)

    Sandyagadde kubeera nga bwe ndi.

    Lujja kukya mbeere bulungi!

    (CHORUS)

    Buliba buti ng’ennaku e’komye,

    Nga ffenna tuli bulungi ddala.

    Buliba buti nga ffenna tweyagala

    Ng’embeera embi ziweddewo.

    (CHORUS)

    Buliba buti ng’ennaku e’komye,

    Nga ffenna tuli bulungi ddala.

    Buliba buti nga bwe tuzuukuka,

    Tewali kyeraliikiriza!