OLUYIMBA 77
Ekitangaala mu Nsi ey’Ekizikiza
-
1. Mu nnaku zino enzibu
Ez’ekizikiza,
Waliwo ekitangaala
Ekyakaayakana.
(CHORUS)
Obubaka bwaffe
Buling’e kitangaala;
Bulimu essuubi.
’Kiseera kituuse
Enzikiza ebe nga
Tekyaliwo.
-
2. Kiseera kya kuzuukusa
Abo abeebase.
Tugumya; tubudaabuda
Bonna ’bali ng’abo.
(CHORUS)
Obubaka bwaffe
Buling’e kitangaala;
Bulimu essuubi.
’Kiseera kituuse
Enzikiza ebe nga
Tekyaliwo.
(Laba ne Yok. 3:19; 8:12; Bar. 13:11, 12; 1 Peet. 2:9.)