Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

AKASANDUUKO 7A

Amawanga Agaali Geetoolodde Yerusaalemi

a. 650-300 E.E.T.

Amawanga Agaali Geetoolodde Yerusaalemi

EBISEERA (EMYAKA GYONNA GIRI MU E.E.T.)

  1. 620: Babulooni etandika okufuga Yerusaalemi

    Nebukadduneeza afuula kabaka w’omu Yerusaalemi okuba kabaka afugira wansi we

  2. 617: Babulooni lwe yasooka okuwamba abantu mu Yerusaalemi

    Abafuzi, abalwanyi abazira, n’abakugu mu by’emikono batwalibwa e Babulooni

  3. 607: Babulooni ezikiriza Yerusaalemi

    Ekibuga ne yeekaalu byokebwa omuliro

  4. Oluvannyuma lwa 607: Ttuulo, ekitundu eky’oku lukalu

    Nebukadduneeza alwanyisa Ttuulo okumala emyaka 13. Awamba ekitundu eky’oku lukalu naye eky’oku kizinga kisigalawo

  5. 602: Amoni ne Mowaabu

    Nebukadduneeza alumba Amoni ne Mowaabu

  6. 588: Babulooni ewangula Misiri

    Mu mwaka gw’obufuzi bwe ogwa 37, Nebukadduneeza alumba Misiri

  7. 332: Ttuulo, ekitundu eky’oku kizinga

    Amagye ga Buyonaani agaduumirwa Alekizanda Omukulu gazikiriza ekitundu kya Ttuulo eky’oku kizinga

  8. 332 oba nga tegunnatuuka: Bufirisuuti

    Alekizanda awamba Gaaza, ekibuga ekikulu ekya Bufirisuuti

Ebifo Ebiri ku Mmaapu

  • BUYONAANI

  • ENNYANJA ENNENE

  • (MEDITERENIYANI)

  • TTUULO

  • Sidoni

  • Ttuulo

  • Samaliya

  • Yerusaalemi

  • Gaaza

  • BUFIRISUUTI

  • MISIRI

  • BABULOONI

  • AMONI

  • MOWAABU

  • EDOMU