AKASANDUUKO 8B
Obunnabbi bwa Mirundi Esatu Obukwata ku Masiya
1.“Nnyini Yo” (Ezeekyeri 21:25-27)
EBISEERA BY’AMAWANGA (607 E.E.T.–1914 E.E.)
-
607 E.E.T.—Zeddeekiya aggibwa ku ntebe y’obwakabaka
-
1914 E.E.—Yesu, oyo agwanidde okuba Kabaka mu Bwakabaka bwa Masiya, atuuzibwa ku ntebe y’obwakabaka n’aba Mufuzi era Musumba
Ezeekyeri 34:22-24)
2.“Omuweereza Wange . . . Ajja Kuziriisa era Ajja Kuba Musumba Waazo” (ENNAKU EZ’ENKOMERERO (1914 E.E.–OLUVANNYUMA LWA AMAGEDONI)
-
1914 E.E.—Yesu, oyo agwanidde okuba Kabaka mu Bwakabaka bwa Masiya, atuuzibwa ku ntebe y’obwakabaka n’aba Mufuzi era Musumba
-
1919 E.E.—Omuddu omwesigwa era ow’amagezi alondebwa okulunda endiga za Katonda
Abaafukibwako amafuta bakuŋŋaanyizibwa wamu wansi wa Kabaka Masiya; era oluvannyuma bagattibwa wamu n’ab’ekibiina ekinene
-
OLUVANNYUMA LWA AMAGEDONI—Emikisa gy’Obufuzi bwa Masiya gijja kuba gya lubeerera
3. “Kabaka Omu y’Ajja Okubafuga Bonna” Emirembe Gyonna (Ezeekyeri 37:22, 24-28)
ENNAKU EZ’ENKOMERERO (1914 E.E.–OLUVANNYUMA LWA AMAGEDONI)