Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okugaba Obuyambi

Okugaba Obuyambi

Kiki ekiraga nti Yakuwa y’asingayo okuba omugabi?

Kugaba kwa ngeri ki okutasanyusa Katonda?

Mat 6:​1, 2; 2Ko 9:7; 1Pe 4:9

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Lub 4:​3-7; 1Yo 3:​11, 12​—Ensonga lwaki Katonda tasiima kiweebwayo kya Kayini

    • Bik 5:​1-11​—Ananiya ne Safira battibwa olw’okuba balimbye nga bawaayo ekirabo era babadde n’ebiruubirirwa ebikyamu

Kugaba kwa ngeri ki okusanyusa Katonda?

Mat 6:​3, 4; Bar 12:8; 2Ko 9:7; Beb 13:16

Laba ne Bik 20:35

  • Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Luk 21:​1-4​—Yesu atendereza nnamwandu omwavu olw’ekyo ky’awaddeyo, wadde nga kitono nnyo

Abakristaayo abaaliwo mu kyasa ekyasooka, baalina nteekateeka ki ey’okubaako bye bawaayo?

Bik 11:​29, 30; Bar 15:​25-27; 1Ko 16:​1-3; 2Ko 9:​5, 7

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Bik 4:​34, 35​—Ekibiina Ekikristaayo kyoleka omwoyo omugabi, era abatume bakakasa nti abo abali mu bwetaavu bayambibwa

    • 2Ko 8:​1, 4, 6, 14​—Enteekateeka zikolebwa okudduukirira Abakristaayo abali mu bwetaavu

Buvunaanyizibwa ki obukulu Abakristaayo bwe balina eri ab’omu maka gaabwe ne bakkiriza bannaabwe?

Bayibuli etukubiriza kukolera ki abaavu?

Kiki ekiraga nti abantu basinga kwetaaga kuyambibwa mu by’omwoyo?

Mat 5:​3, 6; Yok 6:​26, 27; 1Ko 9:23

Laba ne Nge 2:​1-5; 3:13; Mub 7:12; Mat 11:​4, 5; 24:14

  • Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Luk 10:​39-42​—Yesu ayamba Maliza okukitegeera nti ebintu eby’omwoyo by’alina okukulembeza