Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okuggwaamu amaanyi

Okuggwaamu amaanyi

Lwaki okuggwaamu amaanyi kya bulabe eri abaweereza ba Yakuwa?

Lwaki tuli bakakafu nti Yakuwa ajja kutuyamba okulwanyisa ebitumalamu amaanyi?

Zb 23:​1-6; 113:​6-8; Is 40:11; 41:​10, 13; 2Ko 1:​3, 4

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

Ebyawandiikibwa okuva mu Bayibuli ebisobola okuyamba abo abaweddemu amaanyi

Laba “Okubudaabuda

Lwaki tusaanidde okufuba okuzzaamu abalala amaanyi?

Mat 18:6; Bef 4:29

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Kbl 32:​6-15​—Abakessi ekkumi abatalina kukkiriza bamalamu Abayisirayiri amaanyi, era eggwanga lifuna ebizibu eby’amaanyi

    • 2By 15:​1-8​—Obubaka okuva eri Yakuwa buyamba Kabaka Asa okufuna obuvumu n’aggyawo okusinza ebifaananyi mu nsi ya Yuda