Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okubeera Mukwano gw’Ensi

Okubeera Mukwano gw’Ensi

Ani afuga ensi leero?

Bef 2:2; 1Yo 5:19

  • Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Luk 4:​5-8​—Sitaani asuubiza okuwa Yesu obufuzi bw’ensi, era Yesu tamuwakanya nti tabulinaako buyinza

Okubeera mikwano gy’ensi kikwata kitya ku nkolagana yaffe ne Yakuwa?

Yak 4:4; 1Yo 2:​15, 16

Laba ne Yak 1:27

  • Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:

Okumanya engeri Yakuwa gy’atwalamu ensi kikwata kitya ku mikwano gye tulonda?

Laba “Emikwano

Lwaki tusaanidde okwewala endowooza ensi gy’erina ku ssente n’ebintu?

Lwaki tusaanidde okwewala endowooza ensi gy’erina ku by’okwegatta?

Lwaki Abakristaayo basaanidde okwewala okugulumiza abantu n’ebibiina by’abantu?

Mat 4:10; Bar 1:25; 1Ko 10:14

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Bik 12:​21-23​—Yakuwa atta Kabaka Kerode Agulipa I olw’okuleka abantu okumusinza

    • Kub 22:​8, 9​—Malayika ow’amaanyi agaana omutume Yokaana okufukamira okumusinza; amugamba nti Yakuwa yekka y’alina okusinzibwa

Lwaki Abakristaayo tebaliiko ludda lwe bawagira mu by’obufuzi oba mu bintu ebitumbula mwoyo gwa ggwanga?

Lwaki Abakristaayo tebeenyigira mu kusinza kw’amadiini malala?

Lwaki Abakristaayo tebekkiriranya ku bikwata ku mitindo gya Yakuwa?

Lwaki ensi ekyawa era eyigganya abagoberezi ba Kristo?

Lwaki si kya magezi okwagala ebintu by’ensi?

Abakristaayo balaga batya okwagala n’ekisa abo abataweereza Yakuwa?

Lwaki Abakristaayo basaanidde okussa ekitiibwa mu mateeka g’ensi mwe babeera, mu bafuzi, ne mu bakungu?

Mat 22:21; Bar 13:​1-7

  • Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli: