Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ekibala ky’Omwoyo gwa Katonda

Ekibala ky’Omwoyo gwa Katonda

Ekibala ky’omwoyo gwa Katonda kye ki, era lwaki tusaanidde okuba abeetoowaze bwe tuba nga twagala okufuna omwoyo omutukuvu?

Bag 5:​22, 23; Yak 4:6

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Zb 143:​1, 4-11​—Kabaka Dawudi bw’aba mu nnaku ey’amaanyi, afumiitiriza ku bikolwa bya Yakuwa era amusaba amuwe omwoyo omutukuvu

    • Luk 11:​9-13​—Yesu akozesa ekyokulabirako okutulaga nti Yakuwa mwetegefu okuwa omwoyo omutukuvu abo abagumusaba