Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okugaba

Okugaba

Nge 11:25; Bik 20:35; 2Ko 9:11

Laba ne Nge 19:17; Mat 10:8; Luk 6:38

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • 1By 22:​6-16​—Wadde nga takkirizibwa kuzimba yeekaalu, ekintu ky’abadde ayagala ennyo okukola, Kabaka Dawudi awaayo ebintu bingi ebinaakozesebwa mu kugizimba

    • 1Sk 17:​8-16​—Nnamwandu w’e Zalefaasi awa Eriya ku kamere ye ne mutabani we ke basigazza