Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Obulungi

Obulungi

Kiki ekiraga nti Yakuwa mulungi?

Zb 25:8; 31:19; 3Yo 11

Laba ne Yer 31:​12, 13; Zek 9:​16, 17

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Kuv 33:​17-20; 34:​5-7​—Yakuwa awa Musa okwolesebwa okulaga obulungi bwe, era Musa ategeera n’engeri endala ennungi Yakuwa z’alina

    • Mak 10:​17, 18​—Yesu alaga nti buli kintu ekirungi kiva eri Yakuwa era nti Yakuwa y’atuteerawo emitindo egikwata ku kirungi

Lwaki kikulu okuba abantu abalungi?

Nge 12:2; Bag 6:10; 1Se 5:15

Laba ne Bar 15:​2, 14; Bef 4:28

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Bar 5:7​—Omutume Pawulo akiraga nti okuba abantu abalungi kikulu n’okusinga okuba abatuukirivu