Ebikolwa Eby’Obugwenyufu
Obugwagwa; obutali bulongoofu; obwenzi
Kuv 20:13-17; Mak 7:21-23; 1Ko 6:9, 10, 18; Bag 5:19, 21; Bef 5:5; 1Pe 4:3
Laba ne Lev 20:10; Nge 6:32; Bar 13:13; Bef 4:19; 5:3; 2Pe 2:2, 7, 8, 18, 19
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
Lub 39:7-12—Mukyala wa Potifaali agezaako okusendasenda Yusufu enfunda n’enfunda yeegatte naye, naye Yusufu agaana
2Sa 12:7-14—Kabaka Dawudi bw’ayenda ku Basuseba afuna emitawaana mingi awamu n’ab’omu nju ye okumala emyaka mingi