Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okulimba

Okulimba

Yakuwa atwala atya abo abatatuukiriza bisuubizo byabwe?

Bar 1:​31, 32

Laba ne Zb 15:4; Mat 5:37

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Kuv 9:​27, 28, 34, 35​—Falaawo akkiriza okuleka abantu ba Katonda okugenda kyokka oluvannyuma ne yeekyusa

    • Ezk 17:​11-15, 19, 20​—Yakuwa abonereza Kabaka Zeddeekiya olw’okumenya endagaano gye yakola ne kabaka wa Babulooni

    • Bik 5:​1-10​—Ananiya ne Safira balimba bwe bagamba nti bawaddeyo eri ekibiina ssente zonna ze baatunze mu kibanja

Yakuwa atwala atya abo abawaayiriza abalala?

Zb 15:​1-3; Nge 6:​16-19; 16:28; Bak 3:9

Laba ne Nge 11:13; 1Ti 3:11