Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Obutaba Bakakanyavu

Obutaba Bakakanyavu

Lwaki Abakristaayo tebasaanidde kuba bakakanyavu?

Baf 4:5; Tit 3:2; Yak 3:17

Laba ne 1Ti 3:​2, 3

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Lub 18:​23-33​—Yakuwa awuliriza n’obugumiikiriza nga Ibulayimu amubuuza ebikwata ku kuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola

    • Lub 19:​16-22, 30​—Yakuwa akiraga nti si mukakanyavu bw’akkiriza Lutti okuddukira e Zowaali mu kifo ky’okuddukira mu nsozi

    • Mat 15:​21-28​—Yesu akiraga nti si mukakanyavu bw’akkiriza okukola ekyo omukazi Omufoyiniikiya ky’amusaba