Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Entalo

Entalo

Lwaki waliwo entalo nnyingi mu kiseera kyaffe?

Mat 24:​3, 4, 7, 8

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Dan 11:40​—Nnabbi Danyeri mu kwolesebwa, alaba bakabaka babiri ab’amaanyi nga basindikagana mu nnaku ez’enkomerero

    • Kub 6:​1-4​—Omutume Yokaana mu kwolesebwa alaba embalaasi emmyufu ekiikirira entalo, era oyo agituddeko ‘aweebwa obuyinza okuggyawo emirembe ku nsi’

Entalo eziri ku nsi Yakuwa anaazikolera ki?

Lwaki Abakristaayo tebeenyigira mu ntalo z’amawanga?

Lutalo ki Yakuwa Katonda ne Yesu lwe balwana?

Lutalo ki lwokka Abakristaayo ab’amazima lwe beenyigiramu?

Abakristaayo bayinza batya okwewala ebintu ebiyinza okuleetawo entalo mu kibiina, gamba ng’okuyomba n’okwesasuza?