Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! eza 2018

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! eza 2018

Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira

OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGW’OKUSOMA MU KIBIINA

ABAJULIRWA BA YAKUWA

  • Abakadde n’Abaweereza​—Muyigire ku Timoseewo, Apul.

  • Abakristaayo Abakaddiye​—Yakuwa Abasiima olw’Obwesigwa, Sseb.

  • Amakungula Amangi! (Ukraine), Maay

  • Beewaayo Kyeyagalire mu Madagascar, Jjan.

  • Beewaayo Kyeyagalire mu Myanmar, Jjul.

  • Emboozi za Bonna Zaabunyisa Amawulire Amalungi (Ireland), Feb.

  • 1918​—Emyaka 100 Emabega, Okit.

  • Ensigo z’Obwakabaka Ezaasooka (Portugal), Agu.

  • Kirabo Ki Kye Tusobola Okuwa Yakuwa? (okuwaayo), Noov.

BAYIBULI

  • Okunyumirwa Okusoma Bayibuli, Jjul.

EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI

  • Abayambi Yesu be yayogerako be baani? Noov.

  • Lwaki bakuba omutume Pawulo ng’alina ekiwalaata? Maak.

  • Lwaki enkyukakyuka yakolebwa mu Zabbuli 144:12-15? Apul.

  • Lwaki tekikkirizibwa kuteeka vidiyo oba bitabo byaffe ku mikutu gya Intaneeti? Apul.

  • Omusajja n’omukazi abatali bafumbo bwe basula bokka mu nnyumba kyetaagisa akakiiko akalamuzi? Jjul.

  • Pawulo yatwalibwa atya mu ‘ggulu ery’okusatu’ ne “mu lusuku lwa Katonda”? (2Ko 12:2-4), Ddes.

EBIRALA

  • Amateeka Baageesigamangako Okugonjoola Obutakkaanya? Jjan.

  • Siteefano Yali Mukkakkamu ng’Ayigganyizibwa, Okit.

  • Ssaawa Mmeka? (Bible times), Sseb.

  • Yandibadde Asiimibwa Katonda (Lekobowaamu), Jjun.

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

  • Abantu Abagabi Baba Basanyufu, Agu.

  • Abavubuka Musobola Okuba n’Obulamu obw’Essanyu, Ddes.

  • Abavubuka, Mulina Ebiruubirirwa eby’Omwoyo? Apul.

  • Abavubuka, Omutonzi Wammwe Ayagala Mube Basanyufu, Ddes.

  • Abavubuka​—Muziyize Omulyolyomi, Maay.

  • Abazadde, Muyamba Omwana Wammwe Okukulaakulana Atuuke Okubatizibwa? Maak.

  • Amaaso Go Gatunudde Wa? Jjul.

  • “Ani Ali ku Ludda lwa Yakuwa?” Jjul.

  • Ani gw’Oyagala Akumanye? Jjul.

  • Ba n’Okukkiriza era Ba Muwulize nga Nuuwa, Danyeri, ne Yobu, Feb.

  • Balina Essanyu Abaweereza “Katonda Omusanyufu,” Sseb.

  • “Bwe Mumanya Ebintu Bino, Muba Basanyufu Bwe Mubikola,” Sseb.

  • Ensonga Lwaki Tweyongera “Okubala Ebibala Bingi,” Maay.

  • Faayo ku Balala era Beera wa Kisa nga Yakuwa, Sseb.

  • ‘Gula Amazima era Togatundanga,’ Noov.

  • Ka Tweyongere Okuzziŋŋanamu Amaanyi,” Apul.

  • Kikulu Okwoleka Omwoyo ogw’Okusembeza Abalala! Maak.

  • Kitegeeza Ki Okuba Omuntu ow’Eby’Omwoyo? Feb.

  • Kkiriza Amateeka ga Katonda n’Emisingi Gye Okutendeka Omuntu Wo ow’Omunda, Jjun.

  • “Kolera ku Kukangavvula Obe n’Amagezi,” Maak.

  • Kolera Wamu ne Yakuwa Buli Lunaku, Agu.

  • Koppa Yakuwa Katonda Azzaamu Amaanyi, Apul.

  • Kwagala Ki Okuleeta Essanyu Erya Nnamaddala? Jjan.

  • Laba Enjawulo Eriwo mu Bantu, Jjan.

  • Lwaki Tuwa Oyo Alina Buli Kimu? Jjan.

  • Manya Omulabe Wo, Maay.

  • ‘Muleke Ekitangaala Kyammwe Kyake,’ Yakuwa Agulumizibwe, Jjun.

  • Ndowooza y’Ani gy’Olina? Noov.

  • “Nja Kutambulira mu Mazima Go,” Noov.

  • Obumu Obubaawo ku Mukolo gw’Ekijjukizo Buleeta Essanyu, Jjan.

  • “Obwakabaka Bwange Si bwa mu Nsi Muno,” Jjun.

  • Ofuba Okuba n’Endowooza ng’Eya Yakuwa? Noov.

  • Okufuna Eddembe Erya Nnamaddala, Apul.

  • Okukangavvula Kulaga nti Katonda Atwagala, Maak.

  • Okuyigiriza Amazima, Okit.

  • Okwogera Amazima, Okit.

  • Omanyi Ebizingirwamu? Agu.

  • Omanyi Yakuwa nga Nuuwa, Danyeri, ne Yobu? Feb.

  • Omukristaayo Aba Alina Okubatizibwa, Maak.

  • Omuyinza w’Ebintu Byonna Afaayo, Sseb.

  • “Oyo Akooye Amuwa Amaanyi,” Jjan.

  • Sigala ng’Olina Emirembe Wadde nga Wazzeewo Enkyukakyuka, Okit.

  • Ssa Ekitiibwa mu Ekyo “Katonda ky’Agasse Awamu,” Ddes.

  • Tolamula ng’Osinziira ku Ndabika ey’Okungulu, Agu.

  • Tube Bumu nga Yakuwa ne Yesu Bwe Bali Obumu, Jjun.

  • “Tulabagane mu Lusuku lwa Katonda!” Ddes.

  • Tuli ba Yakuwa, Jjul.

  • Weereza Yakuwa, Katonda ow’Eddembe, Apul.

  • Weesige Omukulembeze Waffe​—Kristo, Okit.

  • Weesige Yakuwa Obeere Mulamu! Noov.

  • Weeyongere Okukula mu by’Omwoyo! Feb.

  • Weeyongere Okwoleka Okwagala Kubanga Kuzimba, Sseb.

  • Yakuwa Ayagala Abo ‘Ababala Ebibala n’Obugumiikiriza,’ Maay.

EBYAFAAYO

  • Eri Yakuwa Ebintu Byonna Bisoboka (B. Berdibaev), Feb.

  • Nnali Mwavu, Kati Ndi Mugagga (S. Herd), Maay.

  • Saaleka Mikono Gyange Kugwa (M. Danyleyko), Agu.

  • ‘Yakuwa Atukoledde eby’Ekisa’ (J. Bockaert), Ddes.

  • Yakuwa Talekangayo Kunnyamba! (E. Bright), Maak.

  • Yakuwa Yampa Emikisa olw’Ebyo Bye Nnasalawo (C. Molohan), Okit.

  • Yambudaabuda mu Bizibu Byange (E. Bazely), Jjun.

OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO

  • Amaanyi Agali mu Kubuuza, Jjun.

  • Ekisa​—Tukyoleka mu Bigambo ne mu Bikolwa, Noov.

  • Emirembe​—Oyinza Otya Okugifuna? Maay.

  • Essanyu​—Liva eri Katonda, Feb.

  • Okugumiikiriza​—Nga Tulina Essuubi, Agu.

  • Okusaasira “Abantu, Jjul.

  • ‘Omutuukirivu Asanyuka olw’Ebyo Yakuwa by’Amukoledde,’ Ddes.

OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGWA BONNA

  • Bayibuli Ekyali ya Mugaso Leero? Na. 1

  • Ddala Katonda Akufaako? Na. 3

  • Ebiseera eby’Omu Maaso Biriba Bitya? Na. 2

ZUUKUKA!

  • Ebisobola Okuyamba Abo Abafiiriddwa Abantu Baabwe, Na. 3

  • Ebisobozesa Amaka Okuba Amanywevu, Na. 2

  • Ekkubo Erireeta Essanyu, Na. 1