Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssebutemba 4-10

ESEZA 1-2

Ssebutemba 4-10

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Fuba Okuba Omwetoowaze nga Eseza”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Es 2:5​—Biki ebiyinza okuba nga bikakasa ebyo Bayibuli by’eyogera ku Moluddekaayi? (w22.11 lup. 31 ¶3-6)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Es 1:​13-22 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 106

  • Bavubuka Banno Kye Bagamba​—Endabika: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Lwaki si kyangu okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe?

    Omusingi oguli mu 1 Peetero 3:​3, 4 guyinza gutya okutuyamba okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe?

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo Ebikolebwa Ekibiina eya Ssebutemba.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 56 ne ebyongerezeddwako 6 ne 7

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 101 n’Okusaba