Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yamba Abalala Okukozesa Obusobozi Bwabwe mu Bujjuvu

Yamba Abalala Okukozesa Obusobozi Bwabwe mu Bujjuvu

Moluddekaayi yassaawo ekyokulabirako ekirungi mu kuba omuvumu n’okuba omwesigwa (Es 3:​2-4; it-2-E lup. 431 ¶7)

Yayamba Eseza okumanya engeri gye yali asobola okuyambamu Abayudaaya (Es 4:​7, 8; it-2-E lup. 431 ¶9)

Yakubiriza Eseza okuba omuvumu n’okwesiga Yakuwa (Es 4:​12-14; ia lup. 133 ¶22-23)

WEEBUUZE, ‘Ebyo bye nkola ne bye njogera biyamba abalala mu kibiina okukozesa obusobozi bwabwe mu bujjuvu?’