Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! eza 2021

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! eza 2021

Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira

OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGW’OKUSOMA MU KIBIINA

ABAJULIRWA BA YAKUWA

  • 1921​—Emyaka Kikumi Egiyise, Okit.

BAYIBULI

  • Ekiwandiiko eky’edda kiwagira kitya ebyo ebiri mu Bayibuli? Jjan.

EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI

  • Abajulirwa ba Yakuwa bandikozesezza emikutu gya Intaneeti egiteekebwawo abantu basobole okunoonyezaako be banaafumbiriganwa nabo? Jjul.

  • Amakulu g’etteeka erigamba nti “tossanga obulamu bwa munno mu kabi,” (Leev. 19:16), Ddes.

  • Kiki omutume Pawulo kye yali ategeeza bwe yagamba nti: “Okuyitira mu mateeka nnafa eri amateeka”? (Bag. 2:19), Jjun.

  • Lwaki tulina okwegendereza ennyo nga tukozesa emikutu emigattabantu okubaako obubaka bwe basindika oba bwe tufuna? Maak.

  • Lwaki Yesu bwe yali tannafa yajuliza ebigambo bya Dawudi ebiri mu Zabbuli 22:1? Apul.

EBIRALA

  • Abantu b’Edda Baakozesanga Ebitoogo mu Kukola Amaato, Maay.

  • Byonna Byaliwo lwa Kamwenyumwenyu! Feb.

  • Emisolo mu Kiseera kya Yesu, Jjun.

  • Nineeve oluvannyuma lw’ekiseera kya Yona, Noov.

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

  • Ab’oluganda Abavubuka​—Muyinza Mutya Okuleetera Abalala Okubeesiga? Maak.

  • Abaakafumbiriganwa​—Mukulembeze Okuweereza Yakuwa, Noov.

  • Abavubuka Batwale nga ba Muwendo, Sseb.

  • Bakkiriza Bannaffe Abakaddiye Batwale nga ba Muwendo, Sseb.

  • Beera Mukakafu nti Oli mu Mazima, Okit.

  • Bye Tuyiga mu Eby’Abaleevi ku Ngeri Gye Tusaanidde Okuyisaamu Abalala, Ddes.

  • Bye Tuyigira ku ‘Muyigirizwa Yesu Gwe Yali Ayagala Ennyo’ Jjan.

  • Bye Tuyigira ku Bigambo bya Yesu Ebyasembayo, Apul.

  • Ekibiina Ekinene eky’Ab’Endiga Endala Batendereza Katonda ne Kristo, Jjan.

  • Engeri Ebyawandiikibwa Gye Bituyamba Okugumira Ebizibu, Maak.

  • Ffenna mu Kibiina, ka Tuyambe Abayizi ba Bayibuli Okukulaakulana Babatizibwe, Maak.

  • Funa Essanyu mu Ebyo by’Osobola Okukola mu Buweereza Bwo, Agu.

  • “Mubenga Batukuvu,” Ddes.

  • “Mutambulirenga mu Bigere Bye,” Apul.

  • Mweyongere ‘Okumuwuliriza,’ Ddes.

  • Mweyongere Okulagaŋŋana Okwagala Okutajjulukuka, Noov.

  • Mweyongere Okwagalana Ennyo, Jjan.

  • “Nja Kukankanya Amawanga Gonna,” Sseb.

  • Nyweza Okukkiriza kw’Olina mu Mutonzi, Agu.

  • Okukkiriza Kwo Kunaaba kwa Maanyi Kwenkana Wa? Noov.

  • Okusigala nga Tuli Basanyufu nga Twolekagana n’Ebizibu, Feb.

  • Okutegeera Enteekateeka y’Obukulembeze mu Kibiina, Feb.

  • Okwagala Kutuyamba Okugumira Obukyayi, Maak.

  • Okwenenya mu Bwesimbu Kuzingiramu Ki? Okit.

  • Oli Mwetegefu Okulindirira Yakuwa? Agu.

  • Omuntu gw’Oyagala Ennyo bw’Ava ku Yakuwa, Sseb.

  • “Omutwe gw’Omukazi Ye Musajja,” Feb.

  • “Omutwe gwa Buli Musajja Ye Kristo,” Feb.

  • Oneesittala ku Lwa Yesu? Maay.

  • Osobola Okuva mu Mitego gya Sitaani! Jjun.

  • Osobola Okuyambako mu Mulimu gw’Okufuula Abantu Abayigirizwa? Jjul.

  • Sanyuka olw’Ebyo by’Okola! Jjul.

  • Sigala ng’Oli Mukkakkamu era Weesige Yakuwa, Jjan.

  • Sigala ng’Olina Endowooza Ennuŋŋamu ku Buweereza Bwo, Maay.

  • Siima Ekifo ky’Olina mu Maka ga Yakuwa, Agu.

  • Temwesittaza “Bato Bano,” Jjun.

  • Tewali Kiyinza Kuleetera Batuukirivu Kwesittala, Maay.

  • Tolekera Awo Kukola Mulimu! Okit.

  • Toli Wekka, Yakuwa Ali Naawe, Jjun.

  • Tuweereza Katonda “ow’Okusaasira Okungi” Okit.

  • Tuyinza Tutya ‘Okulega’ ku Bulungi bwa Yakuwa? Agu.

  • Weewale Okuvuganya​—Leetawo Emirembe, Jjul.

  • Weeyongere Okusiima Ekinunulo, Apul.

  • Weeyongere Okwagala Yakuwa ne Bakkiriza Banno, Sseb.

  • Wuliriza Eddoboozi ly’Omusumba Omulungi, Ddes.

  • Yakuwa Ajja Kukuwa Amaanyi, Maay.

  • Yakuwa Akukuuma Atya? Maak.

  • Yakuwa Akulaga Okwagala Okutajjulukuka Noov.

  • Yakuwa Akutwala ng’Oli wa Muwendo! Apul.

  • Yamba Abayizi Bo aba Bayibuli Okubatizibwa, Jjun.

  • Yoleka Obugumiikiriza nga Yakuwa, Jjul.

EBYAFAAYO

  • “Kati Njagala Nnyo Obuweereza!” (V. Vicini), Apul.

  • Nfunye Essanyu Lingi mu Kuweereza Yakuwa (J. Kikot), Jjul.

  • Nnakulembeza Yakuwa mu Byonna Bye Nnasalawo (D. Yazbek), Jjun.

  • Nnanoonya Obulamu Obulina Ekigendererwa (M. Witholt), Noov.

  • “Nnina Bingi Bye Njigidde ku Balala!” (L. Breine), Maay.

  • Twayiga Okukkiriza Okukola Buli Kimu Yakuwa ky’Atugamba Okukola (K. Logan), Jjan.

  • Yakuwa ‘Atereezezza Amakubo Gange’ (S. Hardy), Feb.

OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO

  • Engeri gy’Oyinza Okuddamu Okuzimba Enkolagana Yo ne Yakuwa, Okit.

  • Okolagana Bulungi n’Abo b’Okola Nabo?Ddes.

OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGWA BONNA

  • Ensi Empya eri Kumpi, Na. 2

  • Lwaki Tusaanidde Okusaba? Na. 1

  • Oyinza Otya Okuba n’Ebiseera Eby’omu Maaso Ebirungi? Na. 3

ZUUKUKA!

  • Ddala Eriyo Omutonzi?​—Laba Obukakafu, Na. 3

  • Tekinologiya y’Akufuga oba Ggwe Omufuga? Na. 2

  • Amagezi Agatuyamba Okuba Abasanyufu, Na. 1