OMUNAALA GW'OMUKUUMI Jjuuni 2015 | Ssaayansi Adibizza Bayibuli?
Bikontana oba bikwatagana?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Engeri Ssaayansi gy’Atuganyulamu
Lwaki bannassaayansi abamu bagamba nti “tewali bukakafu bulaga nti waliyo Katonda abeesaawo obutonde bwonna”?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Ssaayansi by’Atasobola Kukola
Ekintu ekyaliwo mu byafaayo bya ssaayansi kyaleetera Carl Sagan okuwandiika nti: “Omuntu ne bw’aba omugezi ennyo endowooza ye eyinza okuba enkyamu.”
Okusigala ng’Oli Musanyufu Wadde ng’Okaddiwa
Amagezi ga mirundi mukaaga agali mu Bayibuli agasobola okukuyamba okwaŋŋanga embeera ebaawo ng’okaddiwa.
EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA
Eky’Obusika Ekiganyudde Emirembe Musanvu
Kevin Williams attottola engeri ab’eŋŋanda ze gye baaweereza n’obunyiikivu Yakuwa Katonda ow’amazima.
Omulabe wa Kristo y’Ani?
Anajja mu biseera bya mu maaso, oba yajja dda?
Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
Oyinza otya okukuza abaana bo nga baabuvunaanyizibwa?
Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa
Ddala Bayibuli Kitabo Ekirimu Amagezi g’Abantu?
Weetegereze ekyo Bayibuli kye yeeyogerako.