Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 2 2017 | Osiima Ekirabo eky’Omuwendo Katonda kye Yakuwa?

OLOWOOZA OTYA?

Ku birabo byonna Katonda bye yali atuwadde, kiruwa ekisinga okuba oky’omuwendo?

Bayibuli egamba nti: “Katonda yayagala nnyo ensi n’awaayo Omwana we eyazaalibwa omu yekka.”Yokaana 3:16.

Akatabo kano kannyonnyola ensonga lwaki Katonda yatuma Yesu ku nsi okutufiirira n’engeri gye tuyinza okulaga nti tusiima ekyo kye yatukolera.

 

OMUTWE OGULI KUNGULU

Ekirabo Ekisinga Byonna

Bayibuli eyogera ku kirabo ekisobozesa abo abakikkiriza okufuna obulamu obutaggwaawo. Eriyo ekirabo eky’omuwendo okusinga ekyo?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Lwaki Ekirabo Ekyo kya Muwendo Nnyo?

Biki ebifuula ekirabo ekimu omuba eky’omuwendo okusinga ebirala? Bwe tunaafumiitiriza ku bintu ebyo kijja kutuyamba okwongera okusiima ekinunulo.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Onoolaga Otya nti Osiima Ekirabo Katonda kye Yatuwa?

Onoolaga otya nti osiima ekirabo Katonda kye yatuwa?

Bayibuli Egaana Bannaddiini Okuwasa?

Amadiini agamu gagaana abakulembeze baago okuwasa. Naye Ebyawandiikibwa bigamba ki ku nsonga eno?

Okuva mu Buddu Mu Biseera eby’Edda ne mu Kiseera Kino

Mu biseera eby’edda, abantu ba Katonda baava mu buddu. Eky’ennaku abantu bangi bakyakozesebwa ng’abaddu.

Funa Essanyu Eriva mu Kugaba

Okuyamba kuganyula abalala era naawe kukuganyula. Kunyweza enkolagana wakati w’abantu. Oyinza otya okugaba n’essanyu?

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Bayibuli egamba nti ‘mu nnaku ez’enkomerero, ebiseera biriba bizibu nnyo.’ Ebiseera ebyo bye bino bye tulimu?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa