OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Janwali 2019

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Maaki 4 okutuuka nga Apuli 7, 2019

“Teweeraliikirira, Kubanga Nze Katonda Wo”

Laba ensonga ssatu lwaki tusaanidde okusigala nga tuli bakkakkamu ne bwe tuba nga twolekagana n’ebigezo.

Tendereza Yakuwa mu Kibiina

Okaluubirirwa okubaako ky’oddamu mu nkuŋŋaana? Ekitundu kino kijja kukuyamba okumanya ebikuleetera okutya n’engeri gy’oyinza okubivvuunukamu.

Oyinza Otya Okukuuma Omutima Gwo?

Sitaani agezaako atya okwonoona omutima gwaffe, naye tuyinza tutya okugukuuma?

Omukolo Omwangu Kye Gutuyigiriza ku Kabaka ow’Omu Ggulu

Omukolo gw’Ekijjukizo gutuyigiriza ki ku bwetoowaze, obuvumu, n’okwagala Yesu by’alina?

Engeri Ezituleetera Okubeerangawo mu Nkuŋŋaana Zaffe

Okwagala, obwetoowaze, n’obuvumu bituleetera bitya okubaawo mu nkuŋŋaana z’ekibiina?