OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Okitobba 2023

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Ddesemba 11, 2023–Jjanwali 7, 2024.

1923—Emyaka Kikumi Emabega

Mu 1923 Abayizi ba Bayibuli bazzibwamu amaanyi olw’enkyukakyuka ze baakola mu kusinza kwabwe ne mu mulimu gw’okubuulira ezaabasobozesa okweyongera okuba obumu, obukyaliwo ne leero mu kusinza okw’amazima.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 42

Oli ‘Muwulize’?

Kya kusomebwa mu wiiki ya Ddesemba 11-17, 2023.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 43

“Ajja Kubafuula ba Maanyi”

Kya kusomebwa mu wiiki ya Ddesemba 18-24, 2023.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 44

Fuba Okutegeera Obulungi Ekigambo kya Katonda

Kya kusomebwa mu wiiki ya Ddesemba 25-31, 2023.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 45

Siima Enkizo gy’Olina ey’Okusinziza Yakuwa mu Yeekaalu ey’Eby’Omwoyo

Kya kusomebwa mu wiiki ya Jjanwali 1-7, 2024.

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Abayisirayiri bwe baali mu ddungu, baalina eby’okulya ebirala bye balyanga ng’oggyeeko emmaanu n’obugubi?