OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Apuli 2024

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Jjuuni 10–​Jjulaayi 7, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 14

‘Fuba Okukula’

Kya kusomebwa mu wiiki ya Jjuuni 10-16, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 15

Weeyongere Okwesiga Ekibiina kya Yakuwa

Kya kusomebwa mu wiiki ya Jjuuni 17-23, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 16

Engeri gy’Oyinza Okweyongera Okufuna Essanyu mu Buweereza

Kya kusomebwa mu wiiki ya Jjuuni 24-30, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 17

Tovanga mu Lusuku Olw’Eby’Omwoyo

Kya kusomebwa mu wiiki Jjulaayi 1-7, 2024.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Amaanyi ga Katonda Gatuukiridde mu Bunafu Bwange

Ow’Oluganda Erkki Mäkelä ng’annyonnyola engeri Yakuwa gy’amuyambyemu okwaŋŋanga ebizibu mu kiseera ky’amaze ng’ali mu buweereza obw’ekiseera kyonna, omuli n’ekyo ky’amaze ng’aweereza ng’omuminsani mu Columbia mu bitundu omwali olutalo lw’ekiyeekera.

Obadde Okimanyi?

Lwaki mu ggye lya Kabaka Dawudi mwalimu abasajja abataali Bayisirayiri?