Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Nze Nneewaayo gy’Oli

Nze Nneewaayo gy’Oli

Wanula:

  1. 1. Ekiro ntunuulira,

    Obwengul’a makula,

    Mazima bwole-k’o bulungi bwo,

    Nze kyenva kwagala.

  2. 2. Bwe nneewaayo nze gy’oli,

    Ojja kunnuŋŋamyanga.

    Era nze sijja kukuvaako ggwe

    Buli lukya nkwesiga.

    (CHORUS)

    Kati nnin’e ’ssuubi

    Olw’okuba

    Wawaayo ’Mwana wo.

    Kuba weefiiriza

    Mbe mulamu,

    Nze nneewaayo gy’oli;

    Nze nneewaayo gy’oli.

  3. 3. Ku manky’e njub’e vaayo,

    N’etuw’e kitangaala,

    Mazim’o tuw’e birungi bingi

    Era nze mbisiima nnyo!

    (CHORUS)

    Kati nnin’e ’ssuubi

    Olw’okuba

    Wawaayo ’Mwana wo.

    Kuba weefiiriza

    Mbe mulamu,

    Nze nneewaayo gy’oli;

    Nze nneewaayo gy’oli.

    (CHORUS)

    Kati nnin’e ’ssuubi

    Olw’okuba

    Wawaayo ’Mwana wo,

    Kuba weefiiriza

    Mbe mulamu,

    Nze nneewaayo gy’oli;

    Nze nneewaayo gy’oli.