Bye Ndaba Nawe Birabe
Wanula:
1. Nter’o kufumiitiriza
Ku nsi empya eyeeyagaza.
Bye ndaba
Ggwe naawe
’Birabe.
2. Bino bintu Katonda waffe
Bye yasuubiza edda ennyo.
Si birooto
Bya ddala,
Birabe.
(CHORUS)
Labayo—
Ssanyu lyereere buli wamu.
Labayo—
Obulamu bwe bugend’o kuba.
3. Era abafu nabo bajja
Kuzukira tuddemw’o bbalaba.
Bye ndaba
Ggwe naawe
‘Birabe.
4. Obulumi bwonna n’ennaku
Bijja kuvaawo; bijja kukoma.
Byendaba,
Ggwe naawe
Birabe.
(CHORUS)
Labayo—
Ssanyu lyereere buli wamu.
Labayo—
Obulamu bwe bugend’o kuba.
5. Yakuwa bye yatusuubiza
Mmanyi bijja kutuukirira.
(BRIDGE)
Birungi
Byereere
By’anaareeta
Osobol’o bbilaba,
Ebyo—
6. Sing’o ’fumiitiriza
Ku nsi empya eyeeyagaza.
Bye ndaba,
Ggwe naawe.
Birabe.