Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Amasomo Agatandikirwako mu Kuyiga Bayibuli

Akatabo kano kalimu amasomo agatandikirwako, mu nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere.

Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino

EBIBUUZO ABANTU BYE BATERA OKWEBUUZA

Enteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’Okuyigiriza Abantu Bayibuli Ebeera Etya?

Mu nteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, oyinza okukozesa enkyusa ya Bayibuli yonna gy’oyagala. Oyinza okuyita ab’omu maka go bonna oba mikwano gyo ne bakwegattako.