Emyoyo gy’Abafu—Giyinza okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?

Kiki ddala Bayibuli ky’eyigiriza ku mbeera y’abafu? Bayinza okukuyamba oba okukulumya?

Ennyanjula

Abantu bukadde na bukadde balowooza nti omuntu bw’afa agenda mu nsi ey’emyoyo, era nti asobola okulaba n’okubaako ky’akola ku bantu abalamu. Naye enzikiriza eyo ddala kituufu?

Emyoyo Tegibaddewo era ne Gifa ku Nsi

Ebigambo Katonda bye yagamba omuntu eyasooka, Adamu, bituyamba okutegeera ekituuka ku muntu ng’afudde.

Obukadde n’Obukadde bw’Ebitonde eby’Omwoyo

Mu kwolesebwa Danyeri kwe yafuna, yalaba bamalayika obukadde kikumi.

Obujeemu mu Ttwale ery’Emyoyo

Bamalayika abamu baajeema, ne baleetera abantu okufuna abizibu.

Balubaale Bassi!

Bayibuli by’eyogera n’ebiriwo mu kiseera kino biraga nti balubaale bakambwe nnyo era ba bulabe.

Balubaale Balimba nti Abafu Balamu

Balubaale basobodde okulimbalimba abantu bangi, naye Bayibuli eyanika obulimba bwabwe.

Balubaale Bakubiriza Okujeemera Katonda

Balubaale bakozesa obukujjukujju ne babuzaabuza abantu.

Weereza Yakuwa, Si Setaani

Kiki ekinaalaga nti osazeewo okuweereza Yakuwa?

Ebiseera eby’Omu Maaso eby’Ekitalo

Setaani ne badayimooni tebajja kuddamu kulimbalimba bantu. OLuvannyuma, Yakuwa ajja kuwa abantu bonna emikisa.

Olusuku lwa Katonda ku Nsi

Ensi eribeera etya nga Yakuwa aggyeewo ebintu abibi byonna Setaani by’aleeta?