Buuka ogende ku bubaka obulimu

Bayibuli Ekubiriza Okussa Ekitiibwa mu Ndowooza z’Abalala?

Eky’okuddamu kiyinza okuba nga si ky’ekyo ky’osuubira.

 

Laba eky'Okuddamu

Soma Bayibuli ku Mukutu Gwaffe

Laba ebikwata ku Enkyusa ey’Ensi Empya, Bayibuli eyeesigika era ennyangu okusoma.

Soma Bayibuli ku Mukutu Gwaffe

Laba ebikwata ku Enkyusa ey’Ensi Empya, Bayibuli eyeesigika era ennyangu okusoma.

Laba ebipya ebyakateekebwako nga muno mwe muli vidiyo, ennyimba n'ebirala.

Laba Ebipya

Tukwaniriza Okuyiga Naffe Bayibuli

Tandika okuyiga Bayibuli ku bwereere nga waliwo akuyambako.

Saba Omuntu Akukyalire

Mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekikwata ku Bayibuli oba yiga ebisingawo ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa.

Baawo mu Nkuŋŋaana Zaffe

Manya ebikwata ku nkuŋŋaana zaffe. Noonya ekifo ekikuli okumpi awabeera enkuŋŋaana zaffe.

Abajulirwa ba Yakuwa—Ffe Baani?

Ekibiina kyaffe kirimu abantu ab’amawanga ag’enjawulo era aboogera ennimi ez’enjawulo, kyokka tulina bingi ebitugatta. Ekisinga okutugatta kwe kuba nti ffenna twagala okugulumiza Yakuwa, Katonda ow’amazima era Omutonzi w’ebintu byonna. Tufuba nnyo okukoppa Yesu Kristo era twenyumiriza nnyo okubeera Abakristaayo. Buli omu ku ffe awaayo ebiseera okuyamba abantu okuyiga ebikwata ku Bayibuli ne ku Bwakabaka bwa Katonda. Olw’okuba twogera ku Yakuwa Katonda n’Obwakabaka bwe, tuyitibwa Abajulirwa ba Yakuwa.

Wekkaanye ebiri mu mukutu gwaffe. Soma Bayibuli eri ku mukutu gwaffe. Manya ebitukwatako n’enzikiriza zaffe.

 

Abajulirwa ba Yakuwa babiri babuulira omusajja mu nnimiro y'omuceere.