Bayibuli Ekyusa Obulamu bw’Abantu
Obulamu obw'Amakulu
Engeri Gye Nnatandika Okuba n’Obulamu obw’Essanyu
Laba engeri Bayibuli gye yayamba omwami omu eyawuliranga nti talina bukuumi okuviira ddala ng’akyali muto.
Nnazuula eby’Obugagga ebya Nnamaddala
Munnabizineesi yazuula atya ekintu eky’omuwendo ennyo okusinga eby’obugagga ne ssente?
Tetulyerabira Ngeri Gye Baatwanirizaamu ku Kizimbe ky’Obwakabaka
Steve ajjukira engeri gye baamwanirizaamu ng’agenze nkuŋŋaana z’Abajulirwa ba Yakuwa ku Kizimbe ky’Obwakabaka omulundi gwe ogwasooka.
Bayibuli Yaddamu Ebibuuzo Byange mu Ngeri Etegeerekeka Obulungi
Ernest Loedi yafuna eby’okuddamu mu bibuuzo ebikulu bye yali yeebuuza. Eby’okuddamu bye yafuna mu Bayibuli bimuyambye okuba n’essuubi ekkakafu erikwata ku biseera eby’omu maaso.
Toggwaamu Ssuubi ng’obonaabona
Doris yeebuuzanga ensonga lwaki Katonda akkiriza okubonaabona okubaawo. Yafuna eky’okuddamu we yali takisuubira.
Ebibuuzo Bisatu Byakyusa Obulamu Bwange
Omuyizi yayigiriza omusomesa we; Doris Eldred yafuna eby’okuddamu ebimatiza mu bibuuzo bye yali yeebuuza.
Nnali Ntya Nnyo Okufa
Yvonne Quarrie lumu yeebuuza nti, “Obulamu bulina kigendererwa ki?” Bye yayiga mu Bayibuli byakyusa obulamu bwe.
Sikyenyooma
Laba engeri Israel Martínez gye yavvuunuka ekizibu eky’okwenyooma n’addamu okuwulira nti wa mugaso.
Enkolagana Yange ne Taata Eddawo
Laba ensonga lwaki Renée yatandika okukozesa ebiragalalagala n’okwekatankira omwenge era n’engeri gye yabyekutulirako ddala.
Kati Nsobola Okuyamba Abalala
Julio Corio yafuna ekizibu eky’amaanyi n’alowooza nti Katonda tafaayo. Ekyawandiikibwa ekiri mu Okuva 3:7 kyamuyamba okukyusa endowooza ye.
Nnali Nneerowoozaako Nnyo
Christof Bauer yasoma nnyo Bayibuli bwe yali ku lugendo lwe ku guyanja Atlantic. Biki bye yayiga?
Nnali Sikkiriza nti Katonda Gyali
Omuntu eyali takkiririza mu Katonda era ng’akkiririza mu nfuga y’Ekikomunisiti yatandika atya okusoma Bayibuli?
Bayibuli Ekyusa Obulamu bw’Abantu—Eyalina Abakazi Abangi Yafuuka Omwami Omulungi
Kiki ekyaleetera omusajja eyalina abakazi abangi okukyusa endowooza gye yalina ku bufumbo?
Baakyusa Enzikiriza Zaabwe
Katri yafuna enkolagana ey’oku lusegere ne Katonda gye yali amaze ebbanga ng’anoonya
Yakuwa ayamba atya abantu ab’emitima emirungi era abanoonya amazima?
“Nnalina Ebibuuzo Bingi”
Kiki ekyaleetera Mario, eyali pasita, okumanya nti Abajulirwa ba Yakuwa be bayigiriza amazima agali mu Bayibuli?
Bayibuli Yaddamu Ebibuuzo Bye Nnali Nneebuuza
Mayli Gündel yalekera awo okukkiririza mu Katonda kitaawe bwe yafa. Kiki ekyamuyamba okuddamu okukkiririza mu Katonda n’okufuna emirembe mu mutima?
Baakozesa Bayibuli Okuddamu Ebibuuzo Byange Byonna!
Isolina Lamela yali mubiikira, oluvannyuma n’afuuka Omukomunisiti, naye Abajulirwa ba Yakuwa baamuyigiriza Bayibuli n’asobola okutegeera ekigendererwa ky’obulamu.
Nnali Nneetamiddwa Eddiini
Tom yali ayagala okuyiga ebikwata ku Katonda kyokka eddiini n’enjigiriza zaayo byamumalamu amaanyi. Bye yayiga mu Bayibuli byamuyamba bitya okufuna essuubi?
“Yakuwa Yali Tanneerabidde”
Omukyala ono ayagala ennyo Katonda yamala n’afuna eby’okuddamu okuva mu Bayibuli mu bibuuzo ebikwata ku nsonga lwaki tufa, n’ekitutuukako nga tufudde. Soma omanye engeri amazima gye gaakyusaamu obulamu bwe.
Omwenge n'Ebiragalalagala
“Sikyali Muddu wa Bikolwa bya Bukambwe”
Ku lunaku Michael Kuenzle lwe yasooka okugenda ku mulimu waliwo eyamubuuza nti, “Olowooza Katonda y’avunaanyizibwa ku kubonaabona okuliwo mu nsi?” Eyo ye yali entandikwa y’enkyukakyuka ey’amaanyi mu bulamu bwe.
Obulamu Bwange Bwali Bwonoonese
Solomone yagenda mu Amerika ng’alowooza nti ajja kuba n’obulamu obulungi. Mu kifo ky’ekyo, yatandika okukozesa ebiragalalagala era n’asibibwa mu kkomera. Kiki ekyamuyamba okutereeza obulamu bwe?
Nnasulanga ku Nguudo
Antonio yakolanga ebikolwa eby’obukambwe, yakozesanga ebiragalalagala, era yeekatankiranga omwenge. Ekyo kyamuviirako okulowooza nti obulamu tebulina kigendererwa. Kiki ekyamuyamba okukyusa endowooza ye?
Nnayiga Okwewa Ekitiibwa n’Okuwa Abakazi Ekitiibwa
Joseph Ehrenbogen alina kye yasoma mu Bayibuli ekyakyusiza ddala obulamu bwe.
Obumenyi bw'Amateeka n'Ebikolwa eby'Obukambwe
“Sikyali Musajja Mukambwe”
Kiki ekyaleetera Sébastien Kayira okulekayo ebikolwa eby’obukambwe?
“Nnali Nneesimira Entaana”
Kiki ekyaleetera omusajja omu eyaliko mu kibinja ky’abayaaye abeera mu El Salvador okukyusa obulamu bwe?
Nnalina Obusungu Bungi
Omusajja omu edda eyali mu kibinja ky’abayaaye agamba nti Bayibuli ye yamusobozesa okukyusa obulamu bwe. Kati alina enkolagana ennungi ne Katonda.
Nnali Mukambwe era Wa Fujjo
Kiki ekyaleetera omuvubuka ow’e Mexico eyali ow’efujjo okukyusa enneeyisa ye?
Nkusaba Ompe Omwaka Gumu Gwokka ogw’Emirembe n’Essanyu
Alain Broggio yaddamu nnyo amaanyi bwe yasoma 1 Yokaana 1:9.
Nnali Ndowooza nti Nnyumirwa Obulamu mu Bujjuvu
Pawel Pyzara yali wa ffujjo, yakozesanga ebiragalalagala, era yali ayagala okukuguka mu by’amateeka. Ebyo byonna byakyuka bwe yalwana n’abasajja munaana.
Nnali Nneeyongera Kwonooneka
Stephen McDowell yali muvubuka mukambwe nnyo, naye ekyo ekyatuuka ku banne abatemu kyamuleetera okukyusa obulamu bwe.
Nnayiga nti Yakuwa Musaasizi era Asonyiwa
Normand Pelletier, okufera abantu kwali kumufuukidde muze. Naye yakulukusa amaziga bwe yasoma olunyiriri lumu okuva mu Bayibuli.
Nnali Nnwanyisa Obutali Bwenkanya n’Ebikolwa eby’Obukambwe
Antoine Touma yali kafulu mu kungufu, naye ebigambo ebiri mu 1 Timoseewo 4:8 byakyusa obulamu bwe.
Nnatambulanga n’Emmundu Yange
Annunziato Lugarà yali kkondo era nga mukambwe nnyo. Olukuŋŋaana lwe yagendako mu Kizimbe ky’Obwakabaka lwakyusa obulamu bwe.
Eby'Emizannyo, eby'Okuyimba, n'Okwesanyusaamu
Andrey Nesmachniy: Okusamba Omupiira Kye Kintu Ekyali Kisinga Obukulu mu Bulamu Bwange
Yali mututumufu era ng’alina ssente, naye waaliwo ekintu ekyali kisinga ebyo byonna.
Nnalabika ng’Alina Buli Kimu Kye Nnali Nneetaaga
Stéphane yali muvubuka, nga mugagga, era nga mututumufu, naye muli yali awulira nga talina ssanyu mu bulamu. Yasobola atya okufuna essanyu n’ekigendererwa mu bulamu?
Ekirabo Ekisingayo Obulungi Kye Nfunye mu Bulamu
Kiki ekyaleetera omuzannyi wa tena okufuuka omubuulizi w’Ekigambo kya Katonda, Bayibuli?
“Nnali Njagala Nnyo Omuzannyo gwa Tayikondo”
Erwin Lamsfus lumu yabuuza mukwano gwe nti, “Wali weebuuzizzaako ekigendererwa ky’obulamu?” Eky’okuddamu kyakyusa obulamu bwe.
Nnalemererwa Emirundi Mingi Naye Oluvannyuma ne Mpangula
Omusajja omu yavvuunuka atya omuze ogw’okulaba ebifaananyi eby’obuseegu n’afuna emirembe?
Nnali Njagala Nnyo Omuzannyo gwa Baseball!
Samuel Hamilton yali ayagala nnyo omuzannyo gwa baseball era yaguzannyiranga nsimbi. Bwe yafuna obuvune obw’amaanyi, yalekera awo okuzannya era n’atandika okuyiga Bayibuli n’ekyusa obulamu bwe.
“Ekisuubizo kya Katonda eky’Okufuula Ensi Olusuku lwe Kyakyusa Obulamu Bwange”
Ivars Vigulis yali nnantameggwa mu kuvuga pikipiki zempaka, era yatutumuka nnyo. Okuyiga Bayibuli kwakyusa kutya obulamu bwe?