Okukkiriza n’okusinza
Eddiini
Amadiini Gonna ge Gamu? Gonna Gasiimibwa Katonda?
Bayibuli etuyamba okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo ebyo.
Kyetaagisa Okubaako Eddiini gy’Olimu?
Omuntu asobola okusinza Katonda ku lulwe?
Okuba Omutukuvu Kitegeeza Ki?
Abantu abatatuukiridde nga ffe basobola okuba abatukuvu?
Okusaba
Bwe Nsaba Katonda Anannyamba?
Ddala Katonda atufaako nga tufunye ebizibu?
Kikulu Okusaba? Katonda Anaddamu Essaala Zange?
Katonda okuddamu essaala zo, kisinziira nnyo ku ggwe.
Biki Bye Nnyinza Okusaba?
Laba ensonga lwaki tusaanidde okutegeeza Katonda ebyo ebitweraliikiriza.
Lwaki Tusaanidde Okusaba mu Linnya lya Yesu?
Laba engeri okusaba mu linnya lya Yesu gye kiraga nti tussa ekitiibwa mu Kitaawe, era n’engeri gye kiraga nti tussa ekitiibwa mu Yesu.
Nsaanidde Okusaba Abatuukirivu?
Laba oyo yekka Bayibuli gw’etugamba okusaba.
Lwaki Katonda Tawuliriza Essaala Ezimu?
Laba essaala Katonda z’ataddamu era n’ezo z’atawuliriza.
Obulokozi
Okukkiririza mu Yesu Kimala Omuntu Okusobola Okulokolebwa?
Bayibuli eyogera ku abamu abo abakkiririza mu Yesu naye nga tebajja kulokolebwa. Ekyo kijja kitya?
Yesu Alokola—Mu Ngeri Ki?
Lwaki twetaaga Yesu okwegayirira ku lwaffe? Okukkiririza mu Yesu kye kyokka ekyetaagisa okusobola okulokolebwa?
Mu Ngeri Ki Ssaddaaka ya Yesu gy’Eri “Ekinunulo ku lw’Abangi”?
Ekinunulo kitusumulula kitya okuva mu kibi?
Okubatizibwa Kye Ki?
Omuntu alina kubatizibwa atya era ddi? Okubatizibwa kunaazaako ekibi? Njawulo ki eriwo wakati w’okubatiza okwogerwako mu Bayibuli n’okumansira amazzi ku mutwe gw’omuntu?
Ekibi n'Okusonyiyibwa
Kibi ki Adamu ne Kaawa Kye Baakola?
Adamu ne Kaawa baayonoona era abantu bonna baasikira obutali butuukirivu bwabwe, okufaananako obulwadde obusikire.
Ekibi Kye Ki?
Ebibi ebimu bya maanyi okusinga ebirala?
Ddala Bayibuli Esobola Okuyamba abo Abalumirizibwa Omutima Ekisukkiridde?
Omutima okukulumiriza ekisukkiridde kisobola okukumalamu amaanyi, naye ebintu bisatu bisobola okukuyamba okugenda mu maaso.
Ebigambo “Eriiso olw’Eriiso” Birina Makulu Ki?
Eteeka erigamba nti “eriiso olw’eriiso” liwagira okwesasuza?
Okunywa Sigala Kibi mu Maaso ga Katonda?
Bwe kiba nti okunywa sigala tekyogerwako mu Bayibuli, kisoboka okumanya eky’okuddamu mu kibuuzo ekyo?
Ebikolebwa mu Kusinza
Bayibuli Eyogera ki ku Kuwaayo Ekimu eky’Ekkumi?
Enjawulo eriwa wakati w’ekyo ddala Bayibuli ky’egamba n’ebyo abamu bye balowooza nti by’egamba eyinza okukwewuunyisa.
Twandisinzizza Ebifaananyi?
Ddala Katonda afaayo bwe tukozesa ebifaananyi nga tumusinza?
Bayibuli Eyigiriza Ki ku Kwogera mu Nnimi?
Ekirabo ekyo eky’omwoyo omutukuvu kye kiraga Abakristaayo ab’amazima?
Bayibuli Eyogera Ki ku Kusiiba?
Lwaki abantu abamu aboogerwako mu Bayibuli baasiibanga? Abakristaayo bateekeddwa okusiiba?
Bayibuli Eyogera Ki ku Kugaba?
Kugaba kwa ngeri ki okusanyusa Katonda?
Amateeka Ekkumi Ge Galuwa?
Gaaweebwa baani? Abakristaayo kibakakatako okugakwata?