Buuka ogende ku bubaka obulimu

Yesu

Yesu y'Ani?

Ddala Yesu Yali Musajja Mulungi Bulungi?

Lwaki Yesu ow’omu Nazaaleesi ye musajja akyasinze okukwata ku bulamu bw’abantu mu byafaayo byonna?.

Ddala Yesu Ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna?

Kiki Yesu kye yayogera ku kifo ky’alina mu maaso ga Katonda?

Lwaki Yesu Ayitibwa Mwana wa Katonda?

Bwe kiba nti Katonda teyazaala Yesu ng’abantu bwe bazaala abaana, Yesu ayinza atya okuba Omwana wa Katonda?

Mikayiri Malayika Omukulu y’Anil?

Era ayitibwa erinnya eddala ly’oyinza okuba ng’omanyi bulungi.

Obulamu bwa Yesu ku Nsi

Yesu Yazaalibwa Ddi?

Laba ensonga lwaki Ssekukkulu ekuzibwa nga Ddesemba 25.

Bayibuli Eyogera Ki ku Maliyamu?

Abamu balowooza nti Maliyamu teyalina kibi kisikire. Bayibuli ewagira endowooza eyo?

Baani Abaali “Abasajja Abasatu Abagezigezi”? Ddala Baagoberera “Emmunyeenye” ey’e Besirekemu?

Ebintu bingi ebikwatagana n’obulombolombo obukolebwa ku Ssekukkulu tebisangibwa mu Bayibuli.

Ddala Abantu Abayivu Bakkiriza nti Yesu Yaliyo?

Laba obanga abantu abayivu ne bannabyafaayo bakkiriza nti ddala Yesu yaliyo.

Ddala Bayibuli by’Eyogera ku Yesu Bituufu?

Laba engeri ebyo ebiri mu bitabo by’Enjiri gye bikwataganamu n’ebiwandiiko eby’edda ebyazuulibwa.

Yesu Yali Afaanana Atya?

Bayibuli etuyamba okumanya engeri gy’ayinza okuba nga yali afaananamu.

Ebyo Ebikwata ku Yesu Byawandiikibwa Ddi?

Ebitabo by’Enjiri byawandiikibwa nga wayise bbanga lyenkana wa oluvannyuma lwa Yesu okufa?

Okufa kwa Yesu n'Okuzuukira

Ddala Yesu Yafiira ku Musaalaba?

Abantu bangi omusaalaba bagutwala ng’akabonero ‘k’Abakristaayo.’ Ddala tusaanidde okugukozesa mu kusinza?

Ddala Olugoye Lwe Baatereka mu Kibuga Turin Mwe Baaziika Yesu?

Ebintu bisatu ebikwata ku lugoye lwe Turin bituyamba okumanya eky’okuddamu.

Ekifo Yesu ky'Alina mu Kigendererwa kya Katonda

Yesu Alokola—Mu Ngeri Ki?

Lwaki twetaaga Yesu okwegayirira ku lwaffe? Okukkiririza mu Yesu kye kyokka ekyetaagisa okusobola okulokolebwa?

Okukkiririza mu Yesu Kimala Omuntu Okusobola Okulokolebwa?

Bayibuli eyogera ku abamu abo abakkiririza mu Yesu naye nga tebajja kulokolebwa. Ekyo kijja kitya?

Lwaki Tusaanidde Okusaba mu Linnya lya Yesu?

Laba engeri okusaba mu linnya lya Yesu gye kiraga nti tussa ekitiibwa mu Kitaawe, era n’engeri gye kiraga nti tussa ekitiibwa mu Yesu.