Ekitabo ekinnyonnyola ebyogerwako mu Bayibuli
Ekitabo Insight on the Scriptures kinnyonnyola ebintu ebyogerwako mu Bayibuli, era kijja kukuyamba okweyongera okutegeera ebintu ebitali bimu ebyogerwako mu Bayibuli. Ekitabo kino kya muganyulo nnyo mu kwesomesa era kyogera ku:
bantu
ebifo
ebimera
ensolo
ebintu ebikulu ebyaliwo
ebigambo ebikozesebwa mu Bayibuli
engeri za Katonda n’abantu
ebigambo ebimu mu nnimi Bayibuli mwe yasooka okuwandiikibwa
buli kimu ku bitabo ebiri mu Bayibuli
Osobola okusoma ekitabo kino ng’okozesa Watchtower ONLINE LIBRARY oba osobola okuwanula emizingo gyakyo ebiri.