Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Bimukwase

Bimukwase

Wanula:

  1. 1. Nkiraba nty’o lina

    Ennaku ku mutima.

    Naye jjukira

    Nti Katonda ’faayo.

    (PRE-CHORUS)

    Akwagala.

    Mwetegefw’o kuyamba.

    (CHORUS)

    Yakuwa gw’oba weesiga.

    Buli kimu kimukwase.

    Musabenga bulijjo.

    Awulira okusaba.

    Ebizibu by’olina.

    Bimukwase. Bimukwase. Bimukwase.

  2. 2. Bulijjo jjukira

    Nti ens’e ’mpya eri kumpi​—

    Tebeeyo maziga,

    Kubanga twanunulwa.

    (PRE-CHORUS)

    Tweyongere,

    Okugumiikiriza

    Singa

    (CHORUS)

    Tuneesiganga Yakuwa

    Tumukwase buli kimu.

    Tumusabe bulijjo.

    Awulira okusaba.

    ’Bizibu by’olina

    Bimukwase. Bimukwase. Bimukwase.

    (CHORUS)

    Ffe twesigenga Yakuwa.

    Tumukwase buli kimu.

    Tumusabe bulijjo.

    Awulira okusaba.

    ’Bizibu by’olina

    Bimukwase. Bimukwase. Bimukwase.

    Bimukwase. Bimukwase.