Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

“Lwananga Olutalo Olulungi olw’Okukkiriza”

“Lwananga Olutalo Olulungi olw’Okukkiriza”

Wanula:

  1. 1. Embeer’o luusi si nnyangu.

    Mba mpulira nga nsobeddwa nnyo.

    Er’o luusi nnennyamira.

    Mba munyiikaavu era nkaaba.

    (PRE-CHORUS)

    Mu mbeera eyo Ya annyamba.

    Mu buzibu mmanya nz’e ky’okkola.

    Era nzijukira

    Yakuwa asuubiza nti:

    (CHORUS)

    ‘Mu kaseera katono,

    Nja kuggyaw’a maziga.

    Mu kaseera katono,

    Ensi empya ejja.

    Ggwe beera mwesigwa.

    Nja kukuyamb’o​—

    Kulwana.

    Nja kukuyamb’o kulwana.’

  2. 2. Bwe nsom’e Kigambo kye ŋŋuma.

    Mu buzibu abeera kigo kyange.

    (PRE-CHORUS)

    Yakuwa bulijjo annyamba.

    Mu buzibu mmanya nz’e ky’okkola.

    Era nzijukira

    Yakuwa ng’asuubiza nti:

    (CHORUS)

    ‘Mu kaseera katono,

    Nja kuggyawo amaziga.

    Mu kaseera katono,

    Ensi empya ejja.

    Ggwe beera mwesigwa.

    Nja kukuyamb’o​—

    Kulwana.

    Nja kukuyamb’o kulwana.

    Nja kukuyamb’o kulwana.

    Nja kukuyamb’o kulwana.’

    (BRIDGE)

    ‘Nja kukuyamb’o kulwana,

    Nja kukuyamb’o kulwana,

    Nja kukuyamb’o kulwana.’

    (CHORUS)

    ‘Mu kaseera katono,

    Nja kuggyawo amaziga.

    Mu kaseera katono,

    Ensi empya ejja.

    Ggwe beera mwesigwa.

    Nja kukuyamb’o kulwana.’