Mu Maaso ga Yakuwa Tuli Omuntu Omu
Wanula:
1. Ebizibu bingi mu nsi eno.
Abantu tebaagala kukkaanya.
Naye ffe abantu ba Katonda
Tufuba nnyo ddala okub’o bumu.
(PRE-CHORUS)
Tugonderenga Katonda
Era twesambenga ensi.
(CHORUS)
Wadde tuli bantu ba njawulo,
Tulin’o kwagalananga.
Era mu maaso ga Yakuwa
Tetuli ba njawulo;
Ffenna tuli muntw’o mu.
2. ’Bantu ba Katonda tuli bumu
Yo-nna gye tubeera mu nsi yonna.
Twesung’o lusuku lwa Katonda
Ng’ebizibu byonna biweddewo.
(PRE-CHORUS)
Ka twesigenga Yakuwa
Era twesambenga ensi.
(CHORUS)
Wadde tuli bantu ba njawulo,
Tulin’o kwagalananga.
Era mu maaso ga Yakuwa
Tetuli ba njawulo;
Ffenna tuli muntw’o mu.
Muntw’o mu.
(PRE-CHORUS)
Ka tu-kuu-me obwesigwa
Era twesambenga ensi.
(CHORUS)
Wadde tuli bantu ba njawulo,
Tulin’o kwagalananga.
Era mu maaso ga Yakuwa
Tetuli ba njawulo;
Tuli bumu—
(CHORUS)
Wadde tuli bantu ba njawulo,
Tulin’o kwagalananga.
Era mu maaso ga Yakuwa
Tetuli ba njawulo;
Ffenna tuli muntw’o mu.
Muntw’o mu.