‘Sanyukanga’
Wanula:
1. Bye tulaba bingi nnyo
Bireeta essanyu.
Byonn’e byo birabo Katonda bye yatuwa ffe.
Byonna tubisiima era ffe tujja mmunywererako
(CHORUS)
Kale weebazenga Yakuwa
Muweerezenga ggwe.
Ekyo kye kireeta essanyu
Erya nnamaddala.
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
2. Tulina oluganda
Oluli obumu.
Na kino kirabo kya muwendo kye yatuwa.
Ne bwe batusiba tusigaza essanyu lyaffe.
(CHORUS)
Kale weebazenga Yakuwa.
Muweerezenga ggwe.
Ekyo kye kireeta essanyu
Erya nnamaddala.
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
(BRIDGE)
Lusuku lwa Katonda ffe nga tulwesunga.
Yesu yatufiirira; ne tununulwa.
(CHORUS)
Kale weebazenga Yakuwa.
Muweerezenga ggwe.
Ekyo kye kireeta essanyu
Erya nnamaddala.
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga! Sanyukanga!
Sanyukanga!