Totya
Wanula:
1. Tekiba kyangu okkol’e kituufu
Bwe tubeera tuli mu mbeera enzibu.
Bw’ofunanga ebizibu,
Osabanga Yakuwa.
Totya;
Nywera.
(CHORUS)
Beera mugumu kuba Yakuwa,
Atuwanirira n’omukono gwe.
Ne mu mbeera enzibu,
Yakuwa tayinza ttwabulira.
Kale musabenga—
Totya;
Toggwaamu maanyi.
2. Era ’tuwadde ab’emikwano
Abafaayo era abatusabira.
Bwe tusom’e Kigambo kye
Tusobol’o kuguma ne
Tuddamu
Amaanyi..
(CHORUS)
Beera mugumu kuba Yakuwa
Atuwanirira n’omukono gwe.
Ne mu mbeera enzibu,
Yakuwa tayinza ttwabulira.
Kale musabenga—
Totya.
(BRIDGE)
Bw’ofunang’e bizibu,
Ba mugumu;
Bijja kuggwaawo.
(CHORUS)
Beera mugumu kuba Yakuwa
Atuwanirira n’omukono gwe.
Ne mu mbeera enzibu,
Yakuwa tayinza ttwabulira.
Kale musabenga—
Totya.
Toggwaamu maanyi.