Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Tudduke Embiro

Tudduke Embiro

Wanula:

  1. 1. Ebintu

    Eby’emabega

    Tobitunuulira.

    Tunula ’maaso;

    Nnywez’o kukkiriza.

    Kuuma obwesigwa.

    Ebintw’e bizitowa.

    Byeyambuleko.

    (CHORUS)

    Ffenna

    Tudduke embiro.

    Tudduke ’mbiro

    Z’obulamu; ffe tudduke.

    Tunula mu maaso.

    Ffe tudduke embiro.

    Toddirira genda mmaaso;

    Ggwe todda mabega.

    Tweyongere

    Okudduka.

  2. 2. Mpeera gy’eri.

    Ey’emirembe gyonna.

    Bye twasuubizibwa

    Tujja bbifuna.

    (CHORUS)

    Ffenna

    Tudduke embiro.

    Tudduke ’mbiro

    Z’obulamu; ffe tudduke.

    Tunula mu maaso.

    Ffe tudduke embiro.

    Toddirira genda mmaaso

    Ggwe todda mabega.

    Tweyongere

    Okudduka.

    Tudduke ’mbiro.

    (BRIDGE)

    Ens’e yagala kukulemesa

    Ofiirwe empeera yo

    Naye ggwe genda mmaaso.

    Ffenna

    Tudduke embiro.

    Tudduke embiro.

    (CHORUS)

    Ffe ka

    Tudduke embiro.

    Tudduke ’mbiro.

    Z’obulamu; ffe tudduke

    Tunula mu maaso.

    Ffe tudduke embiro.

    Toddirira genda mmaaso

    Ggwe todda mabega.

    Tweyongere

    Okudduka.

    Tudduke ’mbiro.

    Tudduke ’mbiro;

    Embiro z’obulamu.

    Ka tudduke mbiro.

    Tudduke.

    Tweyonger’o

    ’Kudduka.

    Tudduke ’mbiro!