Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OLUYIMBA 25

Ekintu kya Katonda Ekiganzi

Ekintu kya Katonda Ekiganzi

(1 Peetero 2:9)

  1. 1. Ekitonde ekiggya

    Be baana ba Katonda.

    Yabagula mu bantu

    Era abasiima.

    (CHORUS)

    Ba muwendo gy’oli;

    Bantu ab’erinnya lyo.

    Bakutendereza;

    Balangirira ettendo lyo.

  2. 2. Bano ggwanga ttukuvu;

    Baagala amazima.

    Katonda yabayita;

    Baava mu nzikiza.

    (CHORUS)

    Ba muwendo gy’oli;

    Bantu ab’erinnya lyo.

    Bakutendereza;

    Balangirira ettendo lyo.

  3. 3. Bafub’o kukuŋŋaanya

    Ab’endiga endala.

    Beesigwa eri Yesu.

    Bamugoberera.

    (CHORUS)

    Ba muwendo gy’oli;

    Bantu ab’erinnya lyo.

    Bakutendereza;

    Balangirira ettendo lyo.