Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OLUYIMBA 30

Kitange, Katonda Wange era Mukwano Gwange

Kitange, Katonda Wange era Mukwano Gwange

(Abebbulaniya 6:10)

  1. 1. Obulamu si bwangu.

    Ensi eno ejjudde ’nnaku.

    Naye nga bwo obwange

    Si bwa butaliimu.

    (CHORUS)

    Katonda ajjukira

    Okwagala kwe njolesezza.

    Andi ku lusegere,

    N’olwekyo nze siri nzekka.

    Yakuwa ye Kitange,

    Katonda wange ankuuma nze.

    Yee, Yakuwa ye Mukwano

    Gwange ddala.

  2. 2. Sikyali muvubuka;

    ’Biseera ebibi bituuse.

    Naye essuubi lyange

    Linywevu nnyo ddala.

    (CHORUS)

    Katonda ajjukira

    Okwagala kwe njolesezza.

    Andi ku lusegere,

    N’olwekyo nze siri nzekka.

    Yakuwa ye Kitange,

    Katonda wange ankuuma nze.

    Yee, Yakuwa ye Mukwano

    Gwange ddala.

(Laba ne Zab. 71:17, 18.)