LAGA Ebitabo by'Omu Bayibuli Olubereberye Okuva Eby’Abaleevi Okubala Ekyamateeka Yoswa Ekyabalamuzi Luusi 1 Samwiri 2 Samwiri 1 Bassekabaka 2 Bassekabaka 1 Ebyomumirembe Ekisooka 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri Ezera Nekkemiya Eseza Yobu Zabbuli Engero Omubuulizi Oluyimba lwa Sulemaani Isaaya Yeremiya Okukungubaga Ezeekyeri Danyeri Koseya Yoweeri Amosi Obadiya Yona Mikka Nakkumu Kaabakuuku Zeffaniya Kaggayi Zekkaliya Malaki Matayo Makko Lukka Yokaana Ebikolwa Abaruumi 1 Abakkolinso 2 Abakkolinso Abaggalatiya Abeefeso Abafiripi Abakkolosaayi 1 Abassessalonika 2 Abassessalonika 1 Timoseewo 2 Timoseewo Tito Firemooni Abebbulaniya Yakobo 1 Peetero 2 Peetero 1 Yokaana 2 Yokaana 3 Yokaana Yuda Okubikkulirwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 1 Bassekabaka Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 Ebirimu 1 Dawudi ne Abisaagi (1-4) Adoniya ayagala okufuuka kabaka (5-10) Nasani ne Basuseba babaako kye bakolawo (11-27) Dawudi alagira bafuke amafuta ku Sulemaani (28-40) Adoniya adduka n’agenda ku kyoto (41-53) 2 Dawudi awa Sulemaani ebiragiro (1-9) Dawudi afa; Sulemaani atuula ku ntebe (10-12) Adoniya attibwa (13-25) Abiyasaali agobebwa; Yowaabu attibwa (26-35) Simeeyi attibwa (36-46) 3 Sulemaani awasa muwala wa Falaawo (1-3) Yakuwa alabikira Sulemaani mu kirooto (4-15) Sulemaani asaba aweebwe amagezi (7-9) Sulemaani alamula abakazi ababiri (16-28) 4 Gavumenti ya Sulemaani (1-19) Embeera ennungi mu bufuzi bwa Sulemaani (20-28) Abantu baba mu mirembe (25) Amagezi ga Sulemaani n’engero ze (29-34) 5 Kabaka Kiramu amuwa eby’okuzimbisa (1-12) Sulemaani akuŋŋaanya abakozi (13-18) 6 Sulemaani azimba yeekaalu (1-38) Ekisenge ekisingayo okuba eky’omunda (19-22) Bakerubi (23-28) Ebifaananyi ebyole, enzigi, n’oluggya olw’omunda (29-36) Yeekaalu emalirizibwa mu myaka nga musanvu (37, 38) 7 Olubiri lwa Sulemaani (1-12) Kiramu omukugu ayamba Sulemaani (13-47) Empagi ebbiri ez’ekikomo (15-22) Ttanka y’amazzi ey’ekikomo (23-26) Ebigaali ekkumi n’ebbenseni ez’ekikomo (27-39) Ebintu by’omu yeekaalu ebya zzaabu bimalirizibwa (48-51) 8 Essanduuko etwalibwa mu yeekaalu (1-13) Sulemaani ayogera eri abantu (14-21) Essaala ya Sulemaani nga yeekaalu eweebwayo (22-53) Sulemaani awa abantu omukisa (54-61) Ssaddaaka n’embaga ey’okutongoza yeekaalu (62-66) 9 Yakuwa addamu okulabikira Sulemaani (1-9) Ekirabo Sulemaani ky’awa Kabaka Kiramu (10-14) Ebintu eby’enjawulo Sulemaani by’akola (15-28) 10 Kabaka omukazi ow’e Seba (1-13) Obugagga bwa Sulemaani (14-29) 11 Bakazi ba Sulemaani bakyamya omutima gwe (1-13) Abawakanya Sulemaani (14-25) Yerobowaamu asuubizibwa okuweebwa ebika ekkumi (26-40) Sulemaani afa; Lekobowaamu afuuka kabaka (41-43) 12 Lekobowaamu addamu na bukambwe (1-15) Ebika ekkumi byewaggula (16-19) Yerobowaamu afuulibwa kabaka wa Isirayiri (20) Lekobowaamu agaanibwa okulwana ne Isirayiri (21-24) Yerobowaamu atandikawo okusinza ennyana (25-33) 13 Obunnabbi obukwata ku kyoto eky’e Beseri (1-10) Ekyoto kyabulukukamu (5) Omusajja wa Katonda ataali muwulize (11-34) 14 Obunnabbi bwa Akiya obukwata ku Yerobowaamu (1-20) Lekobowaamu afuga Yuda (21-31) Sisaki alumba Yerusaalemi (25, 26) 15 Abiyaamu, kabaka wa Yuda (1-8) Asa, kabaka wa Yuda (9-24) Nadabu, kabaka wa Isirayiri (25-32) Baasa, kabaka wa Isirayiri (33, 34) 16 Yakuwa asalira Baasa omusango (1-7) Ela, kabaka wa Isirayiri (8-14) Zimuli, kabaka wa Isirayiri (15-20) Omuli, kabaka wa Isirayiri (21-28) Akabu, kabaka wa Isirayiri (29-33) Kyeri azimba Yeriko (34) 17 Nnabbi Eriya alagula nti wajja kubaawo ekyeya (1) Nnamuŋŋoona zireetera Eriya emmere (2-7) Eriya akyalira nnamwandu e Zalefaasi (8-16) Omwana wa nnammwandu afa era n’azuukizibwa (17-24) 18 Eriya asisinkana Obadiya ne Akabu (1-18) Eriya ne bannabbi ba Bbaali e Kalumeeri (19-40) “Okutta aga n’aga” (21) Ekyeya ekyamala emyaka esatu n’ekitundu kikoma (41-46) 19 Eriya adduka Yezebeeri (1-8) Yakuwa alabikira Eriya e Kolebu (9-14) Eriya afuka amafuta ku Kazayeeri, ku Yeeku, ne ku Erisa (15-18) Erisa alondebwa okusikira Eriya (19-21) 20 Abasuuli balwana ne Akabu (1-12) Akabu awangula Abasuuli (13-34) Obunnabbi obukwata ku Akabu (35-43) 21 Akabu yeegwanyiza ennimiro ya Nabbosi ey’emizabbibu (1-4) Yezeberi akola olukwe olw’okutta Nabbosi (5-16) Eriya abuulira Akabu ebintu ebibi ebinaamutuukako (17-26) Akabu yeetoowaza (27-29) 22 Yekosafaati akolagana ne Akabu (1-12) Mikaaya alagula nti Akabu ajja okuwangulwa (13-28) Malayika alimba Akabu (21, 22) Akabu attibwa e Lamosu-gireyaadi (29-40) Yekosafaati afuga Yuda (41-50) Akaziya kabaka wa Isirayiri (51-53) Ebivuddeko Ebiddako Sindika ku Pulinta Weereza Abalala Weereza Abalala 1 Bassekabaka—Ebirimu ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU 1 Bassekabaka—Ebirimu Luganda 1 Bassekabaka—Ebirimu https://cms-imgp.jw-cdn.org/img/p/1001061100/univ/wpub/1001061100_univ_sqr_xl.jpg nwt 1 Bassekabaka lup. 479-575