Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Kaabakuuku

Essuula

1 2 3

Ebirimu

  • 1

    • Nnabbi asaba okumuyamba (1-4)

      • “Ai Yakuwa, ndituusa wa?” (2)

      • ‘Lwaki ogumiikiriza ebikolwa ebibi?’ (3)

    • Katonda akozesa Abakaludaaya okutuukiriza omusango (5-11)

    • Nnabbi awanjagira Yakuwa (12-17)

      • ‘Katonda wange, ggwe tofa’ (12)

      • ‘Oli mulongoofu nnyo, tosobola kutunuulira bintu bibi (13)

  • 2

    • “Nja kutunula ndabe ky’anaayogera” (1)

    • Yakuwa addamu nnabbi (2-20)

      • ‘Lindirira okwolesebwa’ (3)

      • Omutuukirivu anaabanga mulamu lwa bwesigwa (4)

      • Ebintu ebibi bitaano ebinaatuuka ku Bakaludaaya (6-20)

        • Ensi erijjula okumanya okukwata ku Yakuwa (14)

  • 3

    • Nnabbi asaba Yakuwa abeeko ky’akolawo (1-19)

      • Katonda ajja kulokola abantu be abaafukibwako amafuta (13)

      • Okusanyukira mu Yakuwa ne bwe tuba mu mbeera enzibu (17, 18)