Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Malaki

Essuula

1 2 3 4

Ebirimu

  • 1

    • Yakuwa ayagala abantu be (1-5)

    • Bakabona bawaayo ssaddaaka ezitasaana (6-14)

      • Erinnya lya Katonda lijja kuba kkulu mu mawanga (11)

  • 2

    • Bakabona balemererwa okuyigiriza abantu (1-9)

      • Bakabona basaanidde okuyigiriza abantu (7)

    • Abantu balina omusango ogw’okugoba bakazi baabwe (10-17)

      • “Nkyawa okugattululwa,” Yakuwa bw’agamba (16)

  • 3

    • Mukama ow’amazima ajja okulongoosa yeekaalu ye (1-5)

      • Omubaka w’endagaano (1)

    • Okukubirizibwa okudda eri Yakuwa (6-12)

      • Yakuwa takyuka (6)

      • “Mudde gye ndi nange nja kudda gye muli” (7)

      • ‘Muleete ebitundu byonna eby’ekimu eky’ekkumi, Yakuwa abayiire emikisa’ (10)

    • Omutuukirivu n’omubi (13-18)

      • Ekitabo eky’okujjukiza kiwandiikibwa mu maaso ga Katonda (16)

      • Enjawulo wakati w’omutuukirivu n’atali mutuukirivu (18)

  • 4

    • Eriya ajja ng’olunaku lwa Yakuwa terunnatuuka (1-6)

      • ‘Enjuba ey’obutuukirivu eryaka’ (2)